Amawulire

Amasomero gagaddwa

Ali Mivule

February 27th, 2013

No comments

Aba Kampala capital city authority bagadde amasomero agasoba mu makumi abiri mu kampala. Gano gabadde majama, nga tegalina basomesa batendeke, era nga tegaliiko lukomera Akulembeddemu ekikwekweto kino Propser Lwamasaka agamba amasomero gano bagawa dda okulabula nga tegakyuusa. Agamu ku gagaddwa kuliko Baden Powell, Royale Nursery […]

Omwana eyabula azuuse

Ali Mivule

February 27th, 2013

No comments

Omukyala eyakwatiddwa olunaku lwajjo n’omwana omubbe bamusanze n’omulala era nga naye ssi wuwe   Sofa Namukose owe Najjanankumbi omwana ow’okubiri gw’abadde naye yamubba wa wiiki 2 kyokka nga kati wa myaka munaana   Omukazi ono olumukunyizza n’abatwala awali maama w’omwana ono gweyabba emyaka emabega ng’ono […]

Aba taxi beekalakaasizza

Ali Mivule

February 27th, 2013

No comments

Abagoba ba Taxi bavudde mu mbeera nebaziba enguudo mu ngeri y’okweekalakaasa   Kino kiddiridde okukwatibwa kw’omu ku banaabwe ng’abakikoze basilikale ba KCCA.   Enguudo eziwera zigaddwa ekisanyalazza ebyentambula mu kitundu kino. Nabe yenna avudde ku ba KCCA kuyoola mukyala abadde atunda ebinyebwa Owa Taxi olugambye […]

Teri kusengula bantu-Museveni

Ali Mivule

February 26th, 2013

No comments

President Museveni ayimirizza eby’okugoba abantu owketoolola eggwnaga lyonna,. Ng’ayogerako eri bannamawulire mu maka ge e RWakitura, president agambye nti ekiragiro ky’ayisizza kitandikirawo okukola Kino kiddiridde okwemulugunya okusukkiridde okuva mu bantu ababa basengulwa ku ttaka President era takomye awo n’agugumbula abasizi b’ensimbi b’agamba nti tebalina lukusa […]

Ebya siniya six bifulumye

Ali Mivule

February 26th, 2013

No comments

Ebigezo by’abayizi abasoba mu bina (400) bikwatiddwa. Bano kigambibwa okuba nga bakoppye n’okubba ebigezo. Amasomero agakoseddwa mulimu Naggalama Islamic,Sharing youth center,Valley SS Bushenyi, Lugogo hall, n’amalala Minister akola ku byenjigiriza Jessica Alupo agambye nti amasomero agakoseddwa gakuweebwa akadde okwewozaako . Ono agamba nti abakungu mu […]

Abayizi bayimbuddwa

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

Abayizi be Makerere abakwatibwa mu kwekalakaasa kyaddaaki bayimbuddwa   Bano basindikibwa e Luzira ku lw’okusatu ng ababalanga kwetaba mu lukungaana olumenya amateeka   Bano balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Esther Nansambu abatadde ku mitwaalo 10 buli omu. Students of Makerere University have been granted bail. Abayizi […]

Abe Nsambya basenguddwa

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

Baneekolera gyange abasoba mu 300 beebasenguddwa e nsambya nga kigambibwa nti ekifo kino kyaguliddwa omugagga Hassana Basajja Balaba. Abagobeddwa beebatunda sayidi boodi, kabada n’ebilala ku luguudo lwe Gaba. Abamu ku babazzi naababumba aboogedwako naffe bagamba nti baludde nga bawa obusuulu mu kitongole ky’eggaali y’omukkawabula nga […]

Akabenje kasse omu

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga pikipiki ebadde ewenyuka obuweewo bw’emukoonye n’afiirawo. James  ow’emyaka 38 abadde yakava mu motoka ng’asala ekkubo piki w’emukoonedde. Pikipiki eno teyimiridde. Bino bibadde Rakai Bwanda Mu ngeri yeemu era ki loole ekibadde kitisse kawo kikutte omuliro yyenna n’asirikka okufuuka evvu era ku […]

Ettima

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

Omukyala afumise owemyaka omukaaga ekiti mu mbugo. Madina Nanangwe y’akutte omwana wa muggya we n’amusosonseka ekiti mu mbugo.   Omwana gw’akozeeko ekikolwa kino eky’ettima wa myaka 6 ng’ali mu kibiina kya kubiri ku ssomero lya Bulowooza primary school erisangibwa e Iganga.   Omukazi ono lumaze […]

Abasibe beekalakaasizza

Ali Mivule

February 23rd, 2013

No comments

Abasibe mu kkomera lye Masaka olwaleero bavudde mu mbeera nebeekalakaasa olw’embeera mwebabaeera embi.   Bano era beemulugunya ne ku bbaga eddene lyebamaze ku alimanda.   Aduumira poliisi ye Masaka, Eddie Ssserunjogi agamba nti basazeewo okwongera ebyokwerinda ku kkomera okulaba nti abasibe bano tebatoloka.   Omwogezi […]