Amawulire

Odinga gumumezza, Uhuru ye Mukulembeze

Ali Mivule

March 30th, 2013

No comments

  Kooti mu ggwnaga lya Kenya ekakasizza Uhuru Kenyatta ku bukulembeze bw’eggwnaga lya Kenya   Abalamuzi omukaaga abatuula ku kooti ey’okuntikko mu ggwanga lino bagaanye eky’okuddamu okubala obululu oba okubugatta nga Raila Odinga bweyali asabye. Eky’okusasula Odinga olw’ensimbi z’atadde mu kuwaaba nakyo kigaaniddwa Ebisingawo mu […]

Anobye lwa Mutaka mumpi

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Abakyala abamu tebasaaga Ono asazeewo kukyaawa bba lwakuba na mutaka atawera Omukyaala ono amanyiddw anga Zhang wamyaka 52 ng’agamba nti omusajjja oo abadde tamuwa ssanyu Ono mu kootie taddeyo bujuliz bwa buwanvu bwa bba nga bwa centimeter 5. Omukyala ono era agambye nti yye ayagala […]

Natti zivuddewo

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Ab’omukago gw abulaaya baggye natti ku bakungu 81 okuva mu ggwnaga lay Zimbabwe   Kino kididiridde akalulu k’ekikungo akatabaddemu kavuyo mu ggwnaga lino nga bannanasi balonda ku ssemateeka w’eggwanga   Kyokka ye kinvinvi Robert Mugabe, Natti zebamussaako zisigaddewo n’abayambi bbe abalala 10 Abakungu bano balai […]

Ebola basattizza

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Wabaddewo akasattiro ku ddwaliro e Mulago, omuntu agambibwa okuba n’obulwadde bw’ebola bw’afiiruidde e Mulagi   Joseph Lukyamuzi mulenzi wa myaka 13 nga y’afudde nga yakatuusibwa ku ddwaliro e Mulago   Omwana ono agyiddwa Katende Masaka ngasesema omusaayi ngafudde eddakiika 15 nga yakatuusibwa mu ddwaliro e […]

Bana battidwa

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Kubadde kwazirana ng’abantu b’omuka agamu baziikibwa ku Kyaalo kasenyi mu kidistrict ye Isingiro   Abana bano basasiriddwa masasi agabasse mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero   Abagenzi bategerekese nga  Kiiza Mpindi ssemaka, Mwanyina ow’emyaka 80, Nakato Nansubuga, Mutabani waabwe Nantindi Sumaili n’omukozi w’awaka Suti Katongole   […]

Ababaka beteemyemu

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga beetemyeemu ku bukadde obutaano ez’ebbago ly’etteeka ly’amaka n’okwaukana   Ababaka bonna bakuweebwa obukadde butaano oluvanyuma lwa president okulagira nti kibe ababaka okusobola okwebuuza ku balonzi ku bbago lino elisimbiddwa ennyo ekuuli bannadiini   Abali ku ludda oluvuganya gavumenti kuno bakuyise […]

Amataba e Bwaise

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Enkuba ekedde okutonya mu bifo ebyenjawulo erese edobonkanyizza emirimu mu biseera ebimu. Embeera ebadde yeemu mu bitundu ebisinga okukosebwa enkuba omuli kaleerwe ne bwaise. Omubaka wa Kawempe south sebuliba mutumba agamba nti omwaala gwomunsooba gutaakiriza kumbeera , abantu obutakosebwa nyo. Wabula mutumba agamba nti singa […]

Bucha zakuggalwa

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Nga paasika ekubye koodi, ekitongole kya KCCA kyaakuggala emidaala gy’enyama ezitawandiisibwa mu mateeka. Kino kidiridde ekitongole kyekimu okuggala bucha 4 nga zino zasangiddwa n’enyama envundu. Amyuka ebikwekweto mu KCCA, Robert Kalumba agamba nti bategeezezza ku bucha ezimeruka era nga bakungaanya amawulire agamala okutandika ebikwekweto. Kalumba […]

Ayokezza enju ye okugoba omusota

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Embeera zabakyaala zisesa. Omukazi mu gwanga lya Amerika mu saza lya Texas akumye ku nyumba ye omuliro nga ayagal okwookya omusota ogubadde guyingidde munda. Nakyaala ono teyakaayanye namusota guno ogwaabadde gumuyingiridde, yasoobye mpola nafuna amafuta nagumansira, olwo najayo akabiriiti agwokye omukyomo naye tebyaagenze bulungi. Eyagenderedde […]

abanene bagobeddwa ku nyonyi

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Bwooba omanyi nti osaaabalira kunyonyi wabula nga oli munene ekisukiridde wulira bino.   Mu gwanga lya Norway ,Waliwo ekiteeso ekyokusasuza ba namudigu nebasemudigu ensimbi ezisinga ku zaabanaabwe aba sayizi eyekigero .   Enteekateeka eno yaakusasuza omuntu ensimzi za ticket okusinziira ku buzito bwe nemigugu gyaatisse. […]