Amawulire

Abasuubuzi bagguddewo amaduuka

Ali Mivule

June 29th, 2013

No comments

Kyadaaki abasuubuzi basazizamu akediimo kaabwe. Kino bakituseeko oluvanyuma lwensisinkano wakati wabakulira aba KACITA , neminister webyobusuubuzi America Kyambadde.   Sentebe wa Kacita  Everest Kayondo agamba basobodde okutegeeragana ne gavumenti era kati baakuggulawo amaduuka gaabwe binambiro. Mulukungaana lwa bannamawulire, Minister Kyambadde yeetondedde abasuubuzi era nategeza nga […]

Poliis eyiriddwa ku Owino

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

Police ekyebulungudde akatale ka owino .. Police yeddizza ebyokukuuma akatale kano oluvanyuma lwabasuubuzi okwekyanga oleobutayagala kusasula mpooza eyabul;I mweezi abakulira akatale gyebaabadde bazeemu okusolooza.   Aduumira police yobukiikakono bwa kampala  Stephen Tanui, ategezezza nga bwebatajja kusetula kigere paka nga obunkenke buweddewo mu katale kano. Ku […]

Abasuubuzi balemeddeko

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

Akeedimo kabasuubuzi kakyagenda maaso era olwaleero kayingidde olunaku olwokusatu. abamu ku basuubuzi bapondoose nebaggula amaduuka gaabwe naye nga bano beebataklera mu bizimbe bya arcade. Go amaduuka agasoba mu 5 magule mu bitundu bye katwe. Bbo bananyini bizimbe mu kampala baaweze obutagula bizimbe byaabwe paka nga […]

Lukwago yewozezzaako

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

Lord mayor wekibuga kampala kyadaaki yeewozezaako mu kakiiko akawulira okwemulugunya kwabakansala 17 abaagala okumujjamu obwesige.   Nga ayita mu banamateeka be aba Ludwig Advocates and Alaka Advocates, Lukwago akuuse ebaluwa nga yeegana ebyo byonna ebimwogetrwako nti byakumusibako matu gambuzi kumuliisa ngo. Agamba ensonga zino ziri […]

Besigye ne poliisi bazzemu

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

Police ekyaazanya akazanyo jangu nkukwekule neyali senkagale wekibiina kya FDC  Dr Kiiza Besigye. Besigye akubya police ekimooni nabatolokaka  ewuwe e kasangati olwo nasonga ekibuga , mwebamwekangidde nebatandika okumugoberera. Ku lunaku olwokuna , Besigye  yakwatiddwa police bweyabadde asalinkiriza okutuuka mu katale kewa kiseka. Okuva olwo police […]

Abasuubuzi bongedde okutabuka-teri kuggulawo

Ali Mivule

June 26th, 2013

No comments

  Abasuubuzi bakugenda mu maaso n’okuggala amaduuka okutuuka olunaku lwa mande Mu lukiiko lwebatuddemu enkya ya leero, abakulembeze b’abasuubuzi bagambye nti gavumenti yabasuubizza ng’abakugu mu misolo bwebagenda kutuula ku lunaku lw abbalaza nga bakubalinda. Abagamba nti era balinze palamenti ky’enasalawo basooke balabe ekiddirira Omwogezi w’abasuubuzi […]

Abavuganya bawera, poliisi ewagadde ebikola

Ali Mivule

June 26th, 2013

No comments

Omubaka akiikirira abantu be Rubaga mu bukiikakkono, Moses Kasibante akwatiddwa nga poliisi bw’ekola kyonna ekisoboka okulemesa abavuganya okwekalakaasa Kino kiddiridde ab’ekisinde kya 4GC okuwera nga bwebagenda okwekalakaasa olwaleero okwetoloola eggwnaga lyonna. Kasibante akedde kukwatibwa nga tannava na mu maka ge ate nga n’omubaka Ibrahim Ssemuju […]

Omusota gubozze bebi

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

Omwana ow’emyezi omukaaga abadde azanyisa omusota n’agussa mu kamwa gumusse Omwana ono abadde atuuziddwa ku kabalaza nga nyina ali mu kwanika ngoye. Omwana ono nyina kimuweddeko okusanga mutabani we ng’agudde eri alambadde ng’omusota gumuli mu kamwa Bino bibadde masaka  

Besigye akwatiddwa

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye akwatiddwa. Besigye akwatiddwa bw’abadde yakafuluma amaka ge e Kasangati. Poliisi yakedde kwebulungulula maka ge ng’eyyabakulembeddemu Seiko Chemonges yategeezezza nga bw;atagenda kuddamu kukkirizibwa kutambula Besigye bamutwalidde mu kamotoka ka poliisi number UP 1928 nga kati akuumirwa ku poliisi […]

Ab’ekisinde kya 4GC bazzeemu

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

Ab’ekisinde kya For God and My country balangiridde owkekalakaasa okugenda okubuna eggwanga lyonna olunaku lw’enkya. Okwekalakaasa kuno kuvumirira engereka y’emisolo gyebagamba nti ssiyabwenkanya. Omukwanaganya w’emilimu gy’ekisinde, Mathius Mpuuga, agamba nti okwekalakaasa kuno era mwebagenda okuyita okulaga obuwagizi bwaabwe eri abasuubuzi abali mu kwekalakaasa kko n’abantu […]