Ebyobulamu

Kokoolo osobola okumuzuula nga bukyaali

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Abanonyereza bazudde enkoal enayamba abakyala okumanya nti balina kokoolo nga bukyaali Abanonyereza bano okuva mu ssomero lya National Cancer Institute mu America bagamba nti mu nkola eno omukyala asobola okumanya oba alina kokoolo w’amabeere oba owa nabaana Abakugu bano enkola eno ebaamu okukebera omusaayi ssinga […]

Abazungu bakoze okutu

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Bakagezi munnyo mu ggwanga lya America basemberedde okutonda okutu kw’omuntu Bano baludde nga beekeja nga bagezaako kulaba oba bayinz aokukola okutu kw’omuntu. Okutu kwebakoze kukyuuka bulungi ng’okw’obutonde era nga bamalirizza ddala omulimu bakakafu nti bajja kuvaayo n’okutu okuyinz aokussibwa ku mutwe ssinga aba akutuseeko ag’obuzaale […]

Abakyal bafunye ebbeetu okujjamu embuto

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Mu ggwanga lya Ireland etteeka erigenda okuwa abakyala ebbeetu okujjamu embuto liyise Etteeka lino ligamba nti ssinga obulamu bw’omukyala bubeera mu katyabaga, aba aasobola okujjamu olubuto. Mu ngeri yeemu era  ssinga wabaawo obujulizi nti omukyala oyo tayagala lubuto olwo ng’ayinza okwetta ssinga bamukaka okulukuza era […]

Omusujja ogumenya omubiri

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Mu ggwanga lya Hondrus wabaluseewo omusujja gumenya abantu omubiri nga gwakatta abnatu 16 Abantu abasoba mu mutwalo ogumu mw’enkumi ebbiri beebalina omusujja guno nga bakyagenda mu maaso n’okujjanjajibwa Omusujja guno era oluusi guvaako omuntu okuvaamu omusaayi okutuusa lw’afa. Gavumenti etegeezezza nga bw’egenda okwongera amaanyi mu […]

Sigala mubi ku bakyala abayonsa

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Abakyala abafuuweeta sigareti nga ate bayonsa gano gammwe Abakugu balabudde nti abakyala bano bali mu bulabe bw’okufa n’abaana baabwe Abakugu bano babadde boogerako eri bannamawulire wano mu kampala nga beetegekera ssabiiti enamba ey’okubangula abakyala ku kuyonsa Kino kizze nga Uganda eteekateeka okwegatta ku nsi yonna […]

Ssabasajja akunze ku bulambuzi

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Olwaleero lwegiweze emyaka 20 bukyanga Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 atuuzibwa ku Namulondo Ssabasajja asoose kukulemberamu kawefube w’okusimba emiti ku luguudo lw akabaka anjagala nga tannasimbula maato agabadde gabbinkan ku Kayanja ke. Bw’avudde wano n;aggulawo omwoleso gw abuganda ogw’obulambuzi . Eno gy’asinzidde […]

Omukyala asse bba lwakumukaka mukwano

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Poliisi e Buikwe ekutte omukyala akubye bba emiggo egimusse . Omukyala ono Margret Nanyonga akubye bba Tonny Kazibuye oluvanyuma lw’okufuna obutakkanya Akulira poliisi ye Buikwe enonyereza ku buzzi bw’emisnago, Henry Ayebare, omukyala ono yavudde mu mbeera oluvanyuma lwa bba okumutabikira ekiro ng’ayagala mukwano Omusajja ono […]

Omusajja asse mukyala we lwa mmere

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Omusajja agudde ku mukyala we n’amutuga lwa mmere Christopher Lipoto y’asse mukyala we Aisha Namunana gw’agamba nti abadde yakamumma emmere kati saabiiti nnamba   Mwanyina w’omugenzi, Farouk Mwesigye agamba nti omusajja ono aludde nga yewera okutta mukyala we okutuusa lw’akikoze Omusajja ono aggaliddwa ku poliisi […]

Oluguudo lwakulya buwumbi

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Kampala capital city authority yakusasaanya obuwumbi munaana mu kuddabiriza oluguudo lwe jjinja Yakutandikira ku kizimbe kya Kitgum house okuddabiriza okutuuka eNakawa   Okusinziira ku plan erabiddwaako, oluguudo luno lwakuyisa emmotoka ssatu omulundi gumu Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti balinze lukusa okuva eri omuwi […]

Ebbugumu lyakatta 10 mu China

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

Mu ggwanga lya China, ebbugumu eriyitiridde litandise okutta abantu Abantu 10 beebakafa ebbugumu lino elyakasemba okuba ery’obulabe mu myaka 140. Bannamawulire abakola eludda eyo okutegeeza ensi obuzibu bwebalina bayokyezza enyama eno nga tebakozesezza sigiri ng’omusana guno gugygyisizza Ebibuga mwenda byebsinze okukosebwa omuli n’ekikulu eky’eggwnaga Shanghai