Amawulire

Taata w’omubaka Ssekikubo afudde

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

  Wabaluseewo olutalo ku wa ew’okuziika taata w’omubaka Theodore Ssekikubo afudde olunaku lwaleero Sam Mwagalwa afudde enkya ya leero oluvanyuma lw’okukubwa puleesa Okusinziira ku mubaka Theodore Sekikubo , obuziby buvudde ku wa omugenzi gy’alina okuziikibwa ng’abamu bagaala aziikibwe Kangavve SSemuto ate abalala bawakanya eky’okumujja e […]

Ogwa Uganda Cranes teguliimu bbugumu

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

Ng’omupiira wakati wa Uganda Cranes ne Madagascar gubula ssaawa ntono, bannayuganda bangi balabise nga tebagwesunze Okwawukanako nga bwekiba bulijjo mu kaseera kano ng’abantu beetala kugula mijoozi na vuvuzela, ku luno tewali bbugumu Abamu ku bantu era betwogeddeko nabo abamu tebamanyi nti waliyo n’omupiira enkya Uganda […]

Etteeka ku sigala mulirinde

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

Gavumenti yeeyamye okuyisa eteeka erikugira abantu naddala abavubuka okufuweeta ttaaba. Kino kibikuddwa minister w’ebyobulamu Dr. Ruhakana Rugunda ku mukolo gwokujukira olunaku lwokulwanyisa okufuweeta ttaaba munsi yonna. Lugunda asabye ebibiina ebirwanyisa okufuweeta ttaaba okukukwanta ensonga z’eteeka lino n’obugumikiriza. Buli nga 31 May, ekitongole  ky’ebyobulamu mu nsi […]

Amateeka amakakali ku bajulizi

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

Poliisi evuddeyo n’amateeka amakakali ku by’okwerinda ng’ebula mbale olw’abajulizi lutuuke Abatunda ebintu ebitali bimu babaweze okuyingira mu biggwa ate nga ne pikipiki nazo ssizakukkirizibwa kumpi n’ebiggwa Ate bbo abantu ba bulijjo nabo bagaaniddwa okuyingiza eby’okulya mu biggwa . Poliisi era etaddewo  abasirikale abali mu yunifoomu […]

Bano bagaala eggwanga lyaabwe okukira omulimu

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

Abasajja basatu balekulidde emirimu gyaabwe  okutambula ensi yonna nga basomesa abantu ku buwangwa bw’aba Irish omuli n’amazina gaabwe.  Chris, Kevin ne Ian bakutambula mu mawanga 23 Bamaze okuyitako mu mawanga agatali gamu omuli Buli gyebalaga balangirira era nga basanga abantu babalinze. Wetwogerera ng’abantu emitwaalo 25 […]

Amerika Eyingidde mu Byamunnamawulire Wa Dembe Fm

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

  Ekitebe ky’eggwanga lya Amerika kuno kyagala poliisi eyanguyirize okunonyereza ku munnamawulire munnafe wano ku Dembe Fm Herbert Zziwa eyakubwa batuuni ku mutwe omusirikale wa poliisi bweyala agasaka mu kulonda omubaka omukyala ow’eLuweero. Zziwa yawaabwe dda ku poliisi olwokukompolwa nga akola omulimu gwe, nga era […]

Kkolera yakatta 2 E Namayingo

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

  Omuwendo gw’abakakwatibwa  Kkolera mu district ye Nmayingo gulinye okutuuka ku bantu 40. Bbo 2 bebakafa wabula nga waliwo okutya nti obulwadde buno bwandiyongera okusasanira mu bitundu ebirala. Omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti  eno  Mpimbaza Hashaka agamba baakutekawo enkambi mu gombolola ye Namutumba okutekamu abalwadde […]

Uganda Cranes- Sentamu atuuse

Ali Mivule

May 29th, 2014

No comments

Abazannyi ba Uganda cranes bakyagenda mu maaso n’okwetegekera omupiira gwaabwe ne Madagascar. Olwaleero abazannyi bano beegattiddwaako Yunusu Ssentamu. Bano kati balindiridde kaputeni waabwe Andy mwesigwa abeegattako ekiro kya leero. Mu mupiira ogwasooka Madagascar yakuba Uganda goolo 2 ku emu Omupiira guno gwakubeera Namboole ku lw’omukaaga […]

KKapa eyimba oluyimba lw’eggwanga

Ali Mivule

May 29th, 2014

No comments

Abantu bangi bagaala nnyo amawanga gaabwe naye wali olowoozezza ku bisolo. Kati mu ggwanga lya Russia, ka kkapa akawulidde ng’oluyimba lw’eggwanga nga lukubwa kayimiridde nekegatta ku bayimba okutuusa oluyimba bweruwedde Nanyini kkapa eno agambye nti na ye yewunyizza kubanga tebalina TV nga kirabika kabadde kalaba […]

Omwana azaaliddwa n’amagulu ataano

Ali Mivule

May 29th, 2014

No comments

Mu ddwaliro e Mulago waliwo omwana azaaliddwa ng’alina amagulu ataano Omwana ono amagulu amalala asatu g’alina gamera kuva mu kiwato. Ono ono era alina embiriizi nnya n’ebitundu by’ekyama bibiri Omusawo akoze ku mukyala ono Dr Stanley Nahaima agamba nti omwana ono taliiko buzibu bwonna kyokka […]