Olwali

Yeeyambulidde akabumbe

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Mu kibuga Johannesburg ekya South Africa, abantu bawunikiridde omukyala bweyeeyambudde n’asigala buswa ng’agenda okwekubisa ekifananyi n’ekibumbe kya Nelson Mandela Omukyala ono asoose kukubira kibumbe kino saluti  nga tannakigwa mu kifuba n’okukikuba bukiisi obw’okumukumu Ebifananyi by’omukyala ono ebikwatiddwa bimwolese ng’ali buknta kyokka gay ye tafaayo era […]

Ennima y’omulembe y’enamalawo obwavu- Kabaka

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Ennima y’omulembe kyeky’okuddamu eri obwavu obukutte bannyuganda entegetege Buno bwebubadde obubaka bwa ssabasajja kabaka mu kukuza emyaka 21 bukyanga atuula ku Namulondo. Ssabasajja Kabaka asabye abakulembeze ku mitendera egitali gimu okwongera okujjukiza gavumenti ku bwetaavu bw’okugula ebyuuma ebinayamba okulongoosa ku birime olwo n’omulimi alye bulungi […]

wiiki y’okuyonsa etongozeddwa

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Minisitule y’ebyobulamu eteekateeka okussa envumbo ku kutunda emmere y’abaana ennongoseemu mu malwaliro Minisita y’ebyobulamu Dr Ruhakana Rugunda agamba nti abantu abatunda emmere eno bakozesa olulimi lwonna olw’ebyobusuubuzi nga bagamba nti emmere nnungi nnyo eri abaana nebwebatayonsa ekintu ekijje abakyala ku kuyonsa abaana baabwe Rugunda agamba […]

Eby’okusengula abantu butuuse mu palamenti

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Ensonga y’abantu abasengulwa okuva ku luguudo lw’eggali y’omukka etuuse mu palamenti Omubaka wa Lubaga mu bukiikaddyo John Ken Lukyamuzi y’aleese ensonga eno nga yemulugunya ku ngeri abantu gyebasengulwaamu Lukyamuzi yebuuzizza lwaki KCCA epapiriza okugoba abantu ate nga n’enteekateeka zenyini z’eggaali y’omukka tezinnategerekeka Amyuka sipiika Jacob […]

Ababaka balaze okutya ku Ebola- gavumenti egumizza abantu

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Minisita akola ku byobulamu Dr. Ruhakana Rugunda agamba nti amawulire g’okubalukawo kwa Ebola mu bukiikkakkono bw’eggwanga ssi matuufu Kiddiridde okufa kw’omusajja agambibwa okubeera n’ekirwadde kino mu ddwaliro lye Kitgum Ng’ayogerako eri bannamawulire, Dr Ruhakana Rugunda agambye nti tebannategeezebwaako ku nsonga eno era ng’eggwanga teririimu Ebola […]

Ebikozesebwa mu Ndagamuntu bibuze

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Ng’ebula ssabbiiti bbiri zokka okuwandiisa abafuna endagamuntu kufundikirwe, ebikozesebwa mu bifo ebimu bifuuse bya kkekkwa Awasinga , tewali foomu bantu kwebassa bibakwatako era balabye biri bityo bangi nebabivaako Mu bakoseddwa mwemuli Makerere, Mityana, Namuwongo n’ebifo ebirala Kati amyuka omwogezi wa minisitule ekola ku nsonga z’omunda […]

Cranes akyusizza entambula

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Tiimu  yegwanga eya Cranes ekyuusizza entambula yaayo okugenda  e’Mauritania okuzannya omuppiira ogwokudingana mumpaka ezokusunsulamu abanetaba mukikopo kya Africa omwaka ogujja. Team eno ebadde yakusitula kumakya ga leero wabula bakyuusiza era basuubira okugenda ekiro kya’leero nenyonyi ya Ethiopia Airlines nga bwebalinda kubazanyi okuva e’South Africa kuli […]

Aba baasi bongedde okutabuka

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

  Abavuzi ba zi baasi nga beegattira mu kibiina kyaabwe ekibataba baweze okwediima KCCA k’egenda maaso n’okulemerako ku kubakuba engassi gyebatakkiriziganya nayo n’okubabinika emisolo emipya. Ezimu ku nsimbi eziteesebwako kwekuli okusasula emitwalo 54 buli mwezi, nga ate abo abattikira awatali paaka ya zi baasi naabo […]

Asudde omwana we mu Kabuyonjo

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Poliisi mu disitulikiti ye Lyantonde eriko omukazi ow’emyaka 35 gwekutte lwakusuula mwanawe mu kabuyonjo. Machrine  Nahwera 35, nga mutuuze w’okukyalo Kasese ebbujje lino alisawuse mu kabuyonjo nga y’akamala okuzaala. Olubuuziddwa lwaki akoze ettima lino , ategeezezza nga bwabadde teyekakasa taata wa mwana ono kubanga abadde […]

Famire ya bantu mukaaga enywedde obutwa- bataawa

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Abaana bataano ne maama waabwe bawereddwa obutwa. Bino bibadde Bukuya mu disitulikiti ye Mubende. Omukaaga bano kati baddusiddwa mu ddwaliro lya Bukuya health center four nga bali mu mbeera mbi ddala. Abawereddwa obutwa kuliko maama Ruth Tumwebaze n’abaana baabwe okuli Hujambo Kwagala 10, Witness Mirembe […]