Amawulire

Amagye ga AMISOM gawambye ebibuga 3

Amagye ga AMISOM gawambye ebibuga 3

Ali Mivule

August 31st, 2014

No comments

  Mu Somalia amagye ga  AMISOM  gawambye ebibuga bisatu, nga bino bibadde bikajjademu bayeekera ba Al-shabaab. Akolanga omubaka ow’enjawulo ow’akakiiko ka Africa mu Somalia omukyala Lydia Wanayoto, agambye nti ebibuga ebiwambidwa kuliko ekya  Bulo Barer ,Goolweyn ne Jerlio. Bino okuwambibwa kidiridde ekikwekweto ekya Operation Indian Ocean […]

Abasosola abalema bubakeeredde

Ali Mivule

August 31st, 2014

No comments

Minisita omubeezi akola ku kikula ky’abantu kko n’ebyobuwangwa  Hajjati Rukia Nakadama, azeemu okukunga banna-Uganda bonna okukomya okusosola abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe nadala abalema. Minisita agambye nti  ebiseera ebisinga okusosola abantu nga bano kuviira dala waka, mumasomero pakka mubantu babulijjo. Ono kaakano akaladde, nategeeza […]

Ente zezinataasa abasoga kunvunza

Ali Mivule

August 31st, 2014

No comments

E Busoga government esabidwa okuwa abatuuze ente balunde, kino kibayambe okuzigyamu obusa obunaagoba envunza mukitundu kyabwe. Bino byogedwa omubaka Beatrice Rusaniya akiikirira   e kitundu ekya Kiruhura. Ono agambye nti ,nga  ogyeko  abatuuze okufuna amata mu nte zino, bagenda kugyamu obusa bwebanaamaala mumayumba gaabwe okugoba enfuufu […]

Akakiiko ka takisi kalondeddwa

Akakiiko ka takisi kalondeddwa

Ali Mivule

August 31st, 2014

No comments

Kyadaaki ekitongole kya KCCA kko n’abavuzi ba taxi mu Kampala, batandise  okuteeka munkola ebyasalibwawo mu lukiiko olw’amalawo okwekalakaasa   sabiiti ewedde. Kinajukirwa nti bano baasalawo okutondawo olukiiko lw’abantu 20, nga luliko ababaka okuvva kunjuyi zonna , nga luno lwelugenda okutegeka okulonda mu banga lya myezi gumu gwokka. […]

Katikkiro asibyeemu ebyanguwa-Bagaala kunzita

Ali Mivule

August 30th, 2014

No comments

Katikkiro w’eggwanga lya Lesitu addukidde mu ggwanga lya South Africa ng’agamba nti obulamu bwe buli mu matigga Thomas Thabane agambye nti agudde mu lukwe lw’amaggye okumumaza emmere era nga tajja kuddayo okutuusa ng’akakasizza nti obulabe bwe tebuli mu buzibu Amawulire agava mu Lesitu galaga nti […]

Kaliisoliiso yeebale naye tekimatiza- Abalwanyisa enguzi

Ali Mivule

August 30th, 2014

No comments

Kaliisoliiso wa gavumenti omukyala Irene Mulyagonja agamba nti olutalo ku nguzi terusaanye kuyingizibwaamu byabufuzi Ng’awayaamu ne Dembe FM, Mulyagonja agambye nti wofiisi ye ye nnetegefu okunonyereza ku buli kika kya nguzi awatali kittira Muntu ku liiso kyokka nga tatuukirira Agambye nti abantu bangi bamala googera […]

Omu afiiridde mu kabenje- 25 balumiziddwa

Ali Mivule

August 30th, 2014

No comments

Omuntu omu yafudde n’abalala 25 nebalumizibwa mu bubenje bubiri obwenjawulo mu ggwanga lya South Sudan Aduumira poliisi mu bukiikakkono bw’eggwanga Wislon Kwanya agamba nti akabenje akasoose kabadde mu kifo ekimanyiddwa nga Golden Hill kilomita nga 15 okuva e Nimule Kano keetabiddwaamu baasi ba Baby coach […]

Ono tafiirwa- alidde kalimbwe w’ekinyonyi

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Abantu abamu baaba tebafiirwa Omukyala abadde anuuna ice cream ekinyonyi nekimuwalukako tayimirizaamu asigadde anuuna   Bino bibadde mu ggwanga lya New Zealand Omuwala ono ekyewunyisa takyusizza yadde ne ku feesi okulaga oba kalimbwe abadde akaawa ekiraga nti awoomeddwa

Okubala- abadde abala akubiddwa, abalala bakwatiddwa

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Poliisi e Bukomansimbi ekutte omusajja akubye omu ku babala abantu lwa kwogera na mukyala we Vincent Dumba y’alumbye Sulaiman Ssezibwa. SSezzibwa agamba nti Dumba amusanze ayogera ne mukyala we ng’amubuuza ebibuuzo wano n’atandikidde okuyomba n’okumubuuza lwaki abadde abala abantu be. Amulagidde okuyuza by’abadde awandiise n’agaana […]

Akabenje ka baasi akalala- Omwana afudde

Ali Mivule

August 29th, 2014

No comments

Baasi ya safari coaches esabaadde  abayizi ba Kasasa sss ababadde bakuba bandi. Abayizi bano babadde ku bikujjuko bya poliisi eby’okuweza emyaka 100 . Akabenje kano kabadde mu kitundu kye Bajja nga dereeva wa baasi eno amaze okukwatibwa Omwogezi wa poliisi mu bukiikaddyo bwa Buganda Noah […]