Amawulire

1000 bebagenda okulondoola ebigezo bya S4

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ekitongole kyebigezo ekya Uganda national examination board kyakusindika abantu 1000 okukuuma ebigezo bya S4 ebyakamalirizo, ebitandika ku Bbalaza.

Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekitogole e Ntinda, ssabwandiisi wa UNEB Dan Odongo nti bali bulindaala okulwanyisa okukoppa ebigezo.

Abayizi abasoba mu mitwalo 32 bebagenda okutuula ebigezo bino mu biffo 3,568 okwetoola egqwanga.

Ebigezo bino bitandika ku Bbalaza bikomerekerezebwe ngennaku zomwezi 20th November.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *