Amawulire

Ababaka ba NRM beevumye akafubo-ensonga za Refalendamu.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya kyeyune Moses.

Ababaka ba parliament banna –NRM wetwogerera nga beevumbye akafubo wano ku office ya ssabaminister , nga bano ekibatuteyo kubaako nsonga ezigasa ekibiina zebakaanyako.

Twogedeko n’omubaka we kasanda Suth Simeo Nsubuga n’agamba nti ezimu ku nsonga zebagenda okuteesako kekalulu ka  referendum akakyali mu lusuubo.

Kinajukirwa nti oluvanyuma lw’ababaka okukola enongosereza mu ssemateeka nebeyongera emyaka 2, eky’omukulembeze we gwanga kyasigala mu lusuubo, kale nga president okumwogeza emyaka emiirara 2 alina okusooka kuyita mu kalulu ka kikungo.

Ono agamba nti alina esuubi nti ababaka bonna bakukaanya ku nsonga eno.