Amawulire

Abagenda okukola ebibuuzo bya S.4 bategekebwa lweero.

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.

Olunaku olwaleero abayizi abagenda okukola ebibuuzo bya S.4 lwebagenda okubuulirwa byebagenda okugoberera mu kukola ebibuuzo byabwe eby’akamaliririzo ebitandiika ku Monde.

Twogedeko ne ssabawandiisi w’ekitongole kya UNEB Daniel Odongo, n’agamba kino kigenda kukolebwa abakulira amasomero benyini.

Abaana abasoba mu mitwalo 320,000 bebagenda okukola ebibuuzo ebitandika nga 16th bikomekerezebwe nga  20th.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *