Amawulire

Abasomesa be Makerere bakwekalakaasa.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.

 

E Makerere agavaayo galaga nga abasomesa beeno abasomesa olw’egulo bwebategeeezeza nga bwebagenda okudamu okugaana okukola nga kino kidiridde university okulemwa kubawa obusiimo bwabwe nga bweyabsubiza

Kinajukirwa nti bano  mu mwezi oguwedde baali baateka wansi ebikola  nga bagamba nti babanja, era univesty n’esubiza okubafaako, kyoka nakakano mpaawo kyali kikoleddwa.

Kati twogedeko  n’ayogerere ekibiina ekigatta abasomesa  be Makerere ekya Makerere university academic staff association  nga ono ye Allan ochieng  n’agamba nti abasomesa mu somero ely’amasomo eg’embeera z’abantu, ko n’abasomea ebyuma bikali magezi  tebaafuna  ku kasiimo kabwe- kale nga banyiivu.

Twogedeko n’ayogerere Makerere Rita Namisango n’agamba nti ensonga zaabano bazitegedde, wabula nga bagenda kuzikolako akade konna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *