Amawulire

Abawakanya eky’okujja ekkomo ku myaka bataamye.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

 

Bya ivan ssenabulya.

Waliwo ababaka ba parliament abakaladde nebategeeza nga bwebagenda okulwanysa banaabwe 145 ekkiteeso ky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga.

Bano okuli Theodore Ssekikubo, Muhammed Nsereko, Banabas Tinkasimire, Okoto Ogong, Wilfred Niwagaba ne John Baptist Nambashe batuuziza banamawulire nebategeeza nga bwebatagenda kwetulako nga ensnga eno ekula.

Omubaka Nambeshe asabye omukulembeze we gwanga yeegombe kubanne abaamusoka nga Julius Nyerere owa Tanzania nga ono yatuuka n’okuvaayo naaswaza abaali bamusaba okufuga okutuusa lwalifa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *