Amawulire

Bitabuse e Mengo-abakozi bakuddamu okusaba emirimu

Ali Mivule

October 4th, 2013

No comments

Katikkiro news

Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza amateeka amakakali ku nzirukanya y’emirimu.

Amateeka gano essira galisimbye ku nyingiz an’enfulumya y’ensimbi kko n’enyingiza

N’abakozi bonna mu bitongole ebitali bimu e Bulange bagenda kuddamu okuwandiisibwa okulaba nti babeera n’ebisnayiizo

Alangiridde bino ye mwogezi wa Buganda Owekkit Dennis Walusimbi Ssengendo

owek Sengendo agamba nti bagenda kunyweeza amakubo nga teri kumala gagulaawo akawuntu ku lwa mengo.

Mu ngeri yeemu abakzoi bonna e mengo bakuddamu okusaba emirimu okusobola okusengejjebwa okubeera n’abantu abalina obusobozi