Amawulire

Buganda yakusoma embalirira yaayo

Ali Mivule

July 17th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Olunaku olwaleero olukiiko lwa Buganda  lwakuddamu okutuula nga nebikulu ebisubirwa kwekusoma kw’embalirira eyomwaka 2017\18.

Omwaka gwebyensimbi oguwedde  olukiiko lwa Buganda lwayiisa embalirila ya buwumbi bwakuno  73,nga n’essira ekulu lyali ku byanjigiriza ,ebyobulimi nebyobulamu.

Mungeri yemu wagenda kubawo  olutuula olwenjawulo okujjukira emirimu gyomugenzi Ssebaana kizito nga bwekyasalibwawo Ssabasajja Kabaka.