Amawulire

Ebya ebibuuzo bya P.7 byankya

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Minister owebyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni olwenkya aganeda kufulumya ebyava mu bibuuzo byekyomusanvu ebyakolwa owaka oguwedde 2017.

Omwogezi wa ministry eyebyenjigiriza Patrick Muyinda ategezeza nti ekitongole kyebigezo mu gwanga ekya Uganda National Examination Board, olwaleero baisisnkanye minister okubuliira kungeri ebibuuzo byomwaka oguwedde bwebyali.

Janet Katah Museveni assubirwa ku ssawa 5 okukwasibwa ebyavudde mu bibuuzo mu butongole, ku wofiisi yomukulembeze we gwangas.

Bino byebubuuzo ebinaaba bisoose okufuluma, bigobererwe ebya ssiniya eyokuna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *