Amawulire

Keetalo ka ssabassajja e Sese

Keetalo ka ssabassajja e Sese

Ali Mivule

July 28th, 2015

No comments

File Photo: Nabagereka nga awa Kabaka cake

File Photo: Nabagereka nga awa Kabaka cake

Abantu ba Ssabasajja Kabaka wa Buganda abawangalira ku bizinga bwe Ssese bali mu keetalo nga balindirira omutanda.

Ssabasajja asuubirwa okusitula olunaku lw’okutaano  okwolekera Ssesse ku mikolo gy’okukuza amatikkira ag’omulundi gwa 22.

Akulembeddemu okutegeka amatikkira gano era nga ye minisita wa Buganda ow’ebyenjigiriza Dr. Twaha Kawaase agambye nti ebikujjuko byonna byakutandika n’omupiira wakati w’essaza kye Ssingo ne Ssese nga guno guli ku mutendera gwa kwota fayino.

Emikolo emikulu gyakukwatibwa ku mbuga ye Ssaza e Ssese nga 31 omwezi guno.Keeta