Amawulire

Mukomye enjawukana-Katikkiro

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Katikkiro news

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaganda okukola  nyo, okuyitimula ekitiibwa kya Buganda.

Katikkiro bino abyogedde ng’asisinkanye abantu okuva mu ssaza lye Kyaggwe, Buwekula, ne Kyadondo abakiise embuga.

Abe kyagwe bawaddeyo bukadde,32 ate abe Buwekula obukadde 2 okuddukirira omulimu gw’okuzimba amasiro.

Katikiro era abasabye okwewala enjawukana ,mu ddiini,amawanga n’ebyobufuzi.

Mu ngeri yemu Katikkiro asisinkanye ab’ekika kye Empindi abawaddeyo akakadde akakadde kamu mu emitwaalo kinaana okuzzaawo amasiro ga ba ssekabaka.