Amawulire

Museveni waakusomesa eb’e Wakiso ne kampala.

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2017

No comments

 

Bya Samuel ssebuliba.

Olunaku olwaleero omukulembeze we gwanga Yoweri kaguta Museveni lwaagenda okuwumbawumba ekiwendo ekisooka eky’okusomesa abantu ku bw’etavu bw’okukyusa mu teeka lyetaka.
Ono leero agenda kuwayaamu nebanamawulire bonna okuva mu Kampala ne wakiso munsisinkano egenda okubeera wali mu maka gobwa pulezident e entebe akawungezi ka leero.
Munamawulire wa Pulezident Don Wanyama yatutegeeza nti eno ensisikano yakugata banamawulire bonna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *