Amawulire

omusajja akwatiddwa ngasobya kuwe 12

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omusajja wa myaaka 30 awonye okutibwa abatuuze e Bugembe, nga bamulanze gwakusobya ku mwana wa myaka  12.

Ono okugajambulwa abatuuze bamusanze lubona ngasobya ku kaana kano, embooko n’etandika.

Akulira police ye Bugembe Samuel Talemwa agamba nti bwebawulide enduulu baayanguye okuduukirira nebasanga nga embooko etabuse