Amawulire

Omusajja atemye e miranga -omwana gw’abadde alabirira siwuwe.

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenubulya.

MUKONO: Ssemaka akubidde emiranga ku poliisi  oluvanyuma lw’eyali mukazi okukamutema nti omwana abadde abayombya nti ssi wuwe.

Ibrahim Musisi nga mutuuze ku kyalo Butebe yaakabidde amaziga ku poliisi e Mukono oluvanyuma lw’eyali Mukazi we Patricia Birungi okuvayo n’amutegezza nti omwana wabwe Leticia Kinconco ow’emyaka 11 ssi ye kitaawe.

Omukyala ono abade yanoba naaleka omwana ono , era nga omusajja ono yabadde amulabira okuva nga wa myaka 2 gyoka.

 

Wabula ye maama w’omwana ono akatiriza ng’omwana ono bwatali wa Musisi, kubanga olubuto yajja nalwo nga afukbirwa