Amawulire

Ssedduvutto yasobezza kuwemyaka ebiri

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi mu district ye Buikwe ebakanye nomuyiggo ku Kaggwa ensonyi eyakidde ebbujje reymyaka 2 nalisobyako.

Omwana ono kigambibwa nti bino okubaawo maama we ategerekese nga Rose Nakisekka omutuuze ku kyalo Lweru-Kiyindi, mu ggombolola ye Najja yabadde taliiwo ngali ku mulirwano.

Kati Dr. Joseph Lwasa owa St. Charles Lwanga Hospital, agamba nti bekebejezza omwana ono nekizuuka nga ddala yasobezeddwako.

Wabula omwogezi wa poliisi mu Ssezibwa, Hellen Butoto ategezeza nti okunonyereza kugenda mu maaso, nomuyiggo ku ssedduvutto.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *