Amawulire

Kabaka asazeewo kumasiiro

Kabaka asazeewo kumasiiro

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda afulumizza ekiwandiiko nga kino kiyimiriza emirimu emirara gyonna egikolebwa mu Masiro g’e Kasubi okutuusa nga gawedde Ekiwandiiko kino kiragidde Katikkiro obutadamu kulambuza bantu masiro gano nga bwekizzze kikolebwa buli mwezi. Mungeri yeemu abaami b’omumasiro okuli katkiro w’a masiro,Mugema,Kaggo,ne Nalinnaya […]

Museveni ayogedde ku bakyala

Museveni ayogedde ku bakyala

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni ategeezeza nga gavumenti ya NRM gyakulembera bwekoze buli kyetagisa okubulula abakyala. Bwabade ayogerera wano ku mikolo emikulu e Kololo pulezident agambye nti eky’okufa ku byakyala kyeragidde nyo mu by’enjigiriza, nga mukaseera kano abawala ebitundu 49 ku kikumi bafunye obuyigirizze, […]

Ekitongole ky’ebyamakomera kigenda kulima  kulima pamba

Ekitongole ky’ebyamakomera kigenda kulima kulima pamba

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Oluvanyuma lwekiteeso ky’okuwera emivumba, ab’ekitongole ky’ebyamakomera baagala kuteeka nsimbi mu kulima pamba nga batunulidde katale ka East Africa. Akulira ebikolebwa mu makomera Andrew Kisitu agamba baagala kulaba nga nabo bateeka ettooffaali ku byenkulakulana by’eggwanga.

Omusubuuzi agudde  eddalu.

Omusubuuzi agudde eddalu.

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Omusubuuzi agudde mu babbi nebamukubba nagwa eddalu. Brain Kawere nga musubuuzi wa ngoye mu owino yakiguddeko abaziggu bwebamugwiridde nga adda eka nebamukuba enyondo ezimusudde edddalu nokumunyagako ensimbi zze zonna nga kati alindiridde kufuna bujanjabi busokelwako atwalibwe ebutabika. Ono gwetusanze kudwaliro e Mulago abadde natafuna abantu […]

Omusajja asazesaze gwateberezza okumwagalira omukyala

Omusajja asazesaze gwateberezza okumwagalira omukyala

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Omusajja alumbye gwateberezza okumwagalira mukyala we namusalala wabula naye abatuuze ne bamutta. Sirani Were omutuuze we Kayunga Bubajwe yakiguddeko era nga alumirizza munne Brian Mukiga kati omugenzi okumutusaako obulumbaganyi buno wabula abatuuze abazze okubatassa bamusse bussi. Were ayongeddeko nti n’omukyala gwebamulanga abadde tanamutegera era nga […]

Ekibattaka minisiture etabuuse

Ekibattaka minisiture etabuuse

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Minisitule y’ebyettaka esabye bannayuganda bonna naddala abo abaferebwako ettaka okubawa ku mawulire agakwata ku nsonga eno okulaba nga bakwata abakola bino munda mu minisitule. Kino kiddiridde okwemulugunya okususse ku buli bwenguzi obususse mu minisitule eno naddala mu kugaba ebyapa by’ettaka. Omuwandiisi wenkalakalira mu minisitule eno […]

abakyala bafiibweko – Ababaka ba palamenti

abakyala bafiibweko – Ababaka ba palamenti

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Ababaka ba palamenti basuubizza okulaba nga abakyala bafiibwako kyenkanyi nga abasajja mu palamenti eno eyekumi. Omubaka we Buyaga Barnabas Tinkasimire agamba wakukunga ababaka abalala balabe nga eddembe ly’abakyala lirwanirirwa. Emikolo emikulu gyakukwatibwa ku kisaawe kye Kololo.

Besigye asabye abakyala okukozesa olunaku lwabwe

Besigye asabye abakyala okukozesa olunaku lwabwe

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Munna FDC Dr. Kiiza Besigye asabye abakyala okukozesa olunaku luno okutunula mu kusoomozebwa kwebolekedde mukifo kyokujaganya. Besigye n’okutuusa kati nga akyakumibwa poliisi mu makage e Kasangati yatutegezezza ku lukomo nga abakyala bangi bwebakyabolebwa kale nga eddembe lyabwe mu bujuvu tebanalifuna.

Abe’nyumba emu bafiiridde mu kabenje

Abe’nyumba emu bafiiridde mu kabenje

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

Abantu 6 nga banyumba emu bafiiridde mu kabenje e Soroti. Bano bafiiridde mu mmotoka etambuza abalwadde ebadde eva mu ddwaliro lye Atiirir health center IV nga babadde bagenda mu ddwaliro ekkulu e Soroti. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya East Kyoga Juma Hassan Nyene, ategezezza […]

Aba M23  beralikirivu olw’ebikolobero

Aba M23 beralikirivu olw’ebikolobero

Bernard Kateregga

March 7th, 2016

No comments

Abaali abayeekera mu ggwanga lya Congo kati ab’ekibiina kya M23  beralikirivu olw’ebikolobero ebisusse mu ssaza lye Kivu. Ssentebe w’ekibiina kino Bertrand Bisimiwa  agamba ebigenda mu maaso bisanyawo emirembe abacongo lyebayayanira. Agamba gavumenti esaanye okulwanyisa abantu abasanjagibwa nga bangi babasalasala, babakuba obukumbi ku mitwe n’obubazzi  n’okuwamba […]