Amawulire

Lukwago awabudde gavumenti

Lukwago awabudde gavumenti

Bernard Kateregga

March 7th, 2016

No comments

Loodi meeya wa Kampala Elias Lukwago awabudde gavumenti etakile omutwe efune engeri y’okuyamba abasuubuzi abaeyie ku nguudo mu kifo ky’okulowooza ku ky’okubagoba ku nguudo. Lukwago agamba abasuubuzi bano bongera kweyiwa ku nguudo kale nga betaaga webalina okukolera. Loodi meeya agamba okubagoba kungoodo tekijja kuyamba nga […]

Temunenya Jeniffer Musisi

Temunenya Jeniffer Musisi

Bernard Kateregga

March 7th, 2016

No comments

Pulezidenti Museveni n’ekibiina kye ekya NRM balabuddwa obutanenya akulira emirmu mu KCCA Jeniffer Musisi ku bitagenda bulungi mu kibuga. Nga yakawangulwa mu kalulu ke Kampala, Museveni yakiteeka ku maanyi agasukiridde agakozesebwa mukyala Musisi nga akola emirimu gye mu Kampala. Kati akulira ekibiina kya Research World […]

Obulumbaganyi  e Kapchorwa

Obulumbaganyi e Kapchorwa

Bernard Kateregga

March 7th, 2016

No comments

Omuwendo gw’abaserikale abaakafiira  mu bulumbaganyi obwakoleddwa e Kapchorwa gulinye okutuuka ku babiri oluvanyuma Steven Lubega okufiira mu ddwaliro lye Mbale gyeyatwaliddwa. Olunaku lweggulo waliwo ekibinja ky’abazigu abalumbye poliisi ye Kapchorwa nebayimbula munabwe Chemusaka John nebatta omuserikale gwebasanzewo Kaddu Hakim mu kuwanyisa amasasi.   Omwogezi wa […]

Omusango mulindwa gutandise

Omusango mulindwa gutandise

Bernard Kateregga

March 7th, 2016

No comments

W’owulirira bino nga okuwulira omusango ogwawaabwa eyesimbawo ku bwapulezidenti nga awakanaya ebyava mu kulonda Amama Mbabazi kutandise wali mu kkooti ensukulumu e Kololo. Kati kkooti ewumuddemu eddakiika 30 nga bannamateeka ba Mbabazi n’abapulezidenti Museveni wamu n’akaakiiko k’ebyokulonda bakuteesa ku nsonga ezenjawulo. Abalamuzi 9 bebagenda bebali […]

Kabaka mu ssaza lye ssingo

Kabaka mu ssaza lye ssingo

Bernard Kateregga

March 4th, 2016

No comments

Namunji w’omuntu yeyiye ku mbuga y’e gombolola ye Kasanda mu ssaza lye ssingo e Mubende okwaniriza ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II okutongoza olunaku lw’ebyobulamu. Magembe ssabbiiti y’agalina Sound:embuutu zivuga Abatuuze be Kattabalanga mu disitulikiti ye Mubende batabukidde poliisi lwakubalemesa kulya nyama y’ente […]

Obutemu e’Kayunga

Obutemu e’Kayunga

Bernard Kateregga

March 4th, 2016

No comments

Poliisi ye Kayunga ekyanonyereza ku aziyiza emisango eyasaliddwako omutwe n’ebitundu by’ekyama nebakuliita nabyo. Akulira okunonyereza ku misango ku poliisi ye Kayunga Maliserino Mulema omugenzi ategerekese nga Saul Kajara ow’emyaka 18 omutuuze ku kyalo Kyerima mu gombolala ye Kitimbwa Omugenzi era abadde muvuzi wa bodaboda. Maliserino […]

Aba Dp bagenda wa Besigye

Aba Dp bagenda wa Besigye

Bernard Kateregga

March 4th, 2016

No comments

Ab’ekibiina kya DP okuva e Mukono bateekateeka kugenda mu maka g’eyakwatidde ekibiina kya FDC bendera e Kasangati poliisi gyekyamuggalidde. Bano bakukulemberwa amyuka ssentebe wa DP era omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze. Nambooze azze akunga abantu okukunganya emmere n’ebikozesebwa ebirala babitwalire Dr. Kiiza Besigye. […]

Ettaka ribuutikidde abantu e Buziga

Ettaka ribuutikidde abantu e Buziga

Bernard Kateregga

March 4th, 2016

No comments

Poliisi ekakasizza nga bwewatali Muntu yenna yabulidde mu ttaka eryaziise abantu e Buziga omwafiiridde abantu 4 wamu n’okulumya abalala 4. Akulira poliisi enzinya mooto Joseph Mugisa agamba bayiikudde ekifo kyonna wabula tebasanzeyo Muntu yenna abuutikiddwa ttaka. Akabenje kano kaguddewo bazimba kisenge okwetolola enyumba emu ku […]

DP yefuze ebifo byabameeya

DP yefuze ebifo byabameeya

Bernard Kateregga

March 3rd, 2016

No comments

Ekibiina kya DP kyefuze ebifo byabameeya b’ebibuga wamu nebakansala. Kizze munna Dp Matia Lwanga Bwanika Kyajje awangule obwa ssentebe bwa disitulikiti nga era nebakansala abasinga okutuula ku lukiiko lwa disitulikiti ba DP. Disitulikiti ye Wakiso erimu municipaali 4 okuli Kira, Makindye Ssabagabo, Nansana ne Entebbe. […]

Abasuubuzi basanyufu

Abasuubuzi basanyufu

Bernard Kateregga

March 3rd, 2016

No comments

Abasuubuzi bakuno basanyukidde ekyeggwanga lya South Sudan okwegatta ku mukago gwa East Africa. Omwogezi w’ekibiina ekigatta abasuubuzi mu Kampala ekya KCITA Isa Ssekito agamba kati ab’eggwanga lino osanga banagondera amateeka nebatunula mu nsonga eziluma bannayuganda abasuubuzi abakolerayo. Ssekitto kati agamba abasuubuzi bakuno basobola okukozesa omukago […]