Amawulire

Omusajja Atubidde No’musumaali mu Mutwe

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2017

No comments

MULAGO Bya Shamim Nateebwa Eddwaliiro ekulu e Mulago litubidde nomusajja atemera mugyobukulu nga 47 nomusumali inch mukaaga ogwamukubidwa mu mutwe. Ono aletedwa muziira kisa owa boda amusanze mu kubo mubitundu bye Kawempe kyokka mu kiseera kino tayogera ng’abasawo bali mu ntekanteeka zakumulongoosa waddenga abantu be […]

Poliisi Eyagala Buyambi Bwabasawo Be’kinnansi

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2017

No comments

POLICE Bya Benjamin Jumbe Police esabye abakulembeze mu district ye Wakiso okujiyambako ku basawo be’kinnansi bebagamba nti bebavirideko ebikwola ebyekisadaaka bantu okweyongera. Police okuvaayo kidiridde etemu mu kitundu okweyongera, ng’abantu bangi abazze batibwa nadala e Nansana ne’walala. Omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Emilian Kayima […]

Abadde Yeyita Muganda Wo’mugenzi Kaweesi Bamukutte

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2017

No comments

MASAKA Bya Gertrued Mutyaba Police e Masaka ekutte n’eggalira omusajja abadde yeyita muganda w’omugenzi Andrew Felix Kaweesi eranga yeyita amyuka addumira poliisi mu greater Masaka nabba abantu. Omukwate ye Mubarak Munyagwa Muchunguzi owemyaka 29 nga mutuuze wa Kayirikiti mu gombolola ya Nyendo-Ssenyange mu Municipaali ye […]

Makanika Wamazzi Avunaniddwa Lwa’kubba Ssabbuuni

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

CITY HALL Bya Ruth Anderah Makanika wamazzi oba plumber avunaniddwa era nasindikibwa ku alimanda e Luzira. Musa Matovu owemyaka 28 omutuuze we Kyebando mu divisone ye Kawempe, avuiunaniddwa okubba obutole bwassabbuuni 4, obucupa bwa ssabbuuni ekika kya Dettol owamazzi 4, nobukebe bweddagala lyengatto erya Kiwi […]

Akena Bamungoleedde mu Lukiiko

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

LIRA BYA BILL OKETCH Omubaka owa munisipaali eye Lira munna UPC, Jimmy Akena Obote agudde mu kiswalo olwaleero bwebamungodde wali ku ttendekero lya Uganda Technical College, mu kibuga ekye Lira ababaka ba palamenti abava mu kitundu kye Lango bwebabadde batudde, okufuna endowooza zabantu nokubojiwaza ku […]

Omutanda Azeemu Okulabula ku Tteeka Lye Ttaka

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

MENGO Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 akangudde ku ddoboozi ku nsonga z’etteeka ly’etaka, government mweyagalira okwezza ettaka lyabantu mu buwaze nga tesoose n’akubaliyrira. Bwabadde agulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 25, ssabasajja agambye  nti ensonga z’ettaka mu Buganda za […]

Abakwasisa Amateeka Bakukumibwa Poliisi

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

Bya Emma Ssemambo Police etegeezeza bwegenda okutandika okuwa obukuumu eri abakozi ba KCCA abakwasisa amateeka, nga kidiridde KCCA okutegeeza nti bano bagenda kujibwa ku nguudo olwokutya obulebe bubadde buyinza okubatusibwako. Kati minister wa Kampala omukyala Betty Kamya asisinkanyemu adumira police ya Kampala ne’miriraano Frank Mwesigwa […]

Ayokezza Omwana wa Muganda we lwa Nnusu 1000

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

WANDEGEYA Bya Shamim Nateebwa Waliwo omukazi kalittima eyakwatiddwa poliisi y’e Wandegeya ngakyaggaliddwa oluvannyuma lw’okwokya omwana wa muganda we akaveera lwa kubba nnusu 1000/- Specioza Nabuuma  yakwatiddwa n’aggalirwa lwa kwokya Carol Nabaweesi owemyaka 10 gyokka. Kino kidiridde abasomesa ba Nabaweesi okumulaba n’amabwa ku bitundu byomubiri bwebamubuuzizza […]

Omusajja Abadde Atemula Mukyala we

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

BUYENDE Bya Abubker Kirunda Police mu dstrict ye Buyende eriko omusajja owemyaka 35 gwegalidde, nga kigambibwa yagezezaako okutta mukyala we. Omukwate mutuuze we Kiwaba mu ggombolola ye Nkondo. Omwogezi wa poliisi mu Busoga North, Michael Kasadha ategezezza nti omukwat yakozesezza ejjambiya natandika okusala mukyala we […]

Taata Ayokezza Omwan Lwa’kubba Nva

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2017

No comments

BUYENDE Bya Abubaker Kirunda Mu Busoga waliwo omusajja owemyaka 35  akwatidwa poliisi e Buyende nga kigambibwa nti yatulugunyizza omwana we gweyezalira owemyaka 5. Omukwate etegerekese  nga Wilson Kozala  omutuuze we Ikamya mu gombolola ye  Kidera. Steven  Kidalali  nga ye ssentebe we kyalo agambye nti omusajja […]