Amawulire

Alumiriza paasita Patrick Makumbi obufere bimubijidde

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Kkooti ye Makindye eyongeddeyo  ku  alimanda Joseph Mukasa Kato nga ono avunaanibwa kulebula musumba wa kanisa ya Gospel Healing Centre Lweza paasita Bishop Patrick Makumbi  nti mufere awedde emirimu era ebyamagero apangabipangirire. Omulamuzi  Allan Gakyaalo  ataddewo olwal nga 6 July 2017 okuddamu […]

E Nalufenya teri kutulugunya-Mudenya

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omu ku baakwatibwa ku musango gw’okutta eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi awolerezza abapoliisi ye Nalufenya nti teri kutulugunya. Asuman Mudenya nga mutuuze ku kyalo Mwezi yakwatibwa nga Kaweesi kyajje atibwe. Oluvanyuma lw’okuyimbulwa, Mudenya agamba bweyali ku poliisi eno okumala […]

Poliisi erabudde eb’enganda za Kaweesi ku byokweyingiza mu bye nfa ye

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi erabudde abamu ku benganda z’omugenzi  Andrew Felix kaweesi nga ono yeyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga okukomya okweyingiza mu kunonyeereza kwa poliisi ku kutibwa kw’omuntu waabwe. Okusinziira ku poliisi abenganda mu kujjukira omugenzi baakunganye nga 17 Omwezi guno nebatandika okusonga ennwe […]

Ekirwadde kya Sickle cells kyongedde okutta amabujje

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’ekirwadde kya Sickle cells, Minisitule y’ebyobulamu esabye bannayuganda bonna okwongera okutwala abaana baabwe abali wansi w’emyaka 2 okukeberebwa ekirwadde kino ki kattira. Okusinziira ku muwandiisi wenkalakalira  Diana Atwiine  ebibalo biraga nti abaana  25,000  buli […]

Nkyali Mulamu-Kayihura

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Fredrick Musisi Kyaddaaki ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura avuddemu omwasi ku mbeera y’obulamu bwe oluvanyuma lwabannayuganda okutandika okwebuuza nti ssabapoliisi aliwa nga abalala bagamba nti oli mulwadde muyi alinda ssaawa. kati Kayuhura yayogeddeko n’olupapuoa lwaffe olwa daily Monitor mu kibuga kya Turkey ekikulu ekya […]

Abadde Abba ku Radio Bamukubye Amasasi

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono etandise okunonyereza ku ngeri omusajja atannaba kutegeerekeka gyeyakubiddwamu amasasi nafiirawo ku kyalo Wanjeyo e Walusubi mu gombolola ye Nama mu Mukono District. Kigambibwa ono yabadde aliko byabba mu kiro ku Radio emu, esangibwa mu kitundu kino. Ono omukuumi yamukutte nabaako […]

Abe’mbaawo e Masaka Bawakanyizza Emisolo Emippya

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Malikih Fahad Abasubuuzi bembaawo mu district ye Masaka bawakanyizza emisolo egyababinikiddwa gyebagamba nti giri waggulu. District ye Masaka yayongezza ku musolo ogujjibwa ku bintu ebikolebwa mu mbaawo, embaawo saako nemiti nga kino bagamba kyakoledwa okutereeza emirimu gyebyobusubuzi mu mbaawo. Kati abasubuuzi bembawo wansi wekibiian […]

Babakutte N’amasanga Ge’njovu

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Police mu district ye Amudat nga bali wamu nekitongole kya Natural Resource Conservation Network eriko abasajja babiri begalidde bwebakwatiddwa namasanga genjovu agaweramu kilo 49 nga gabalirirwamu ensimbi za kuno, obukadde 19 nomusobyo. Poliisi ekutte ne mmotoka ya gavumenti ekika kya Double Cabin […]

Olunnaku Lwa’ba-Taata

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Olwaleero lunnaku lwaba-Taata mu nsi wonna. Bya Benjamin Jumbe Ebibalo okuva mu kitongole kyabaana ekyekibiina kyamawanga amagatte ekya, UN Children’s Fund biraga nti abaana abasing wakati wemyaka 3 okutuuka 4, tebafuna Mukisa okumala obudde neba kitaabwe naddala mu butto. Bino byazuliddwa oluvanyuma lwokunonyereza kwebakoze mu […]

Munna FDC Salam Musumba Abusabuusa Akakiiko ka Bamugemereirwe

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssentebbe wekibiina kya FDC mu Buvanjuba bwe gwanga, Proscovia Salaam Musumba, abusabuusa nti obukiiko obubangibwawo ku nsonga ezitali zimu tebuyinza kugonjoola bizibu bya gwanga. Munnabyabufuzi ono ateerya ntama ayogedde ku kakiiko komukulembeze we gwanga keyabangawo okunonyereza ku kibba ttaka akakubirizibwa omulamuzi wa […]