Amawulire

Abalwanirira eddembe lya’bamawulire basisinkanye abakulu mu magye

Abalwanirira eddembe lya’bamawulire basisinkanye abakulu mu magye

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abalwanirizi be ddembe lyabanamwulire mu kibiina kya Human Rights Network for Journalists Uganda basisinkanye abakulu mu magye ge gwanga, ku kitebbe kyamagye e Mbuya ku bukwakulizo bwebataddewo, nga babanja nti amagye abakubye banamuwlire bavunanibwe, mu lujudde. Banamwulire abawerako balabwako ngabamagye babawuula embooko […]

Bobi Wine nebanne 12  bayimbuddwa.

Bobi Wine nebanne 12 bayimbuddwa.

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Kyaki kooti ekirizza okuyimbula abantu 12 abaakwatibwa mu kulonda kwe Arua municipality , nga kuno kwekuli n’omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi. Abalala abayimbuddwa kuliko  Robert Kyagulanyi, Paul Mwiru, Casiano Wadri, Mike Mabikke n’abalala nga bano kakano balinze kudda waka Omulamuzi  ogubadde […]

Omusajja akwatidwa nga atembeya akawanga k’omuntu

Omusajja akwatidwa nga atembeya akawanga k’omuntu

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Police mu district ye Bugweri  etandise okunonyereza ku musajja eyakwatiddwa nga atembeeya akawanga komusajja. Akwatiddwa ye Patrick Kiyimba  omutuuze we Buyebe mu gombolola ye  Ibulanku , nga ono abadde n’akawanga k’omugenzi Mikaili Mboli eyafiira ku myaka  omukaaga.. Kigambibwa nti ono abadde ayagala […]

Ababaka abaakwatibwa mu Arua tebanakirizibwa kweyimirirwa.

Ababaka abaakwatibwa mu Arua tebanakirizibwa kweyimirirwa.

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Kkooti ewozesa misango gy’abantu abaakwatibwa mukulonda lwe Arua ekyagenda mu maaso n’okuwulira okusaba kwabwe, nga bano baasaba kweyimirirwa. Abavunaanwa bali 33, wabula nga kooti esoose kukola ku 14 olw’obufunda bw’ekifo. Abasoose okukolebwako kuliko Robert Kyagulanyi, Casiano Wadri, Gerald Karuhanga, Mike Mabikke nabalala. […]

Dr Cyprian Lwanga ayagala abasibe b’ebyobufuzi bayimbulwe

Dr Cyprian Lwanga ayagala abasibe b’ebyobufuzi bayimbulwe

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Kitaffe mu Katonda Dr. Cyprian Kizito Lwanga akangudde ku ddoboozi eri gavumenti ya kuno nga agamba nti egwana eyimbule e abasibe bonna abaggalirwa naddala ng’ensonga za byabufuzi. Ssabasumba agamba nti ssinga gavumenti ekkakkanya ku bukambwe bwayo bweyolesa […]

Okusabira omubiri gwa Dr Ndyanabangi kugenda mu maaso.

Okusabira omubiri gwa Dr Ndyanabangi kugenda mu maaso.

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Amakya ga leero olunaku olwaleero abasawo, ab’enganda, kko n’ab’emikwano bagenda kukunganira wano All saint Cathedral e Nakasero  okusabira omubiri gy’omugenzi Dr Sheila Ndyanabangi. Dr Sheila abadde musawo omutendeke, era nga yaakola ku by’obulwadde bw’emitwe n’okozesa ebiragalagala mu ministry ekola ku by’obulamu. Omukyala […]

Pulezidenti atabukidde akakiiko kebyokulonda- agamba kanafu nyo.

Pulezidenti atabukidde akakiiko kebyokulonda- agamba kanafu nyo.

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Omukulembeze w’egwanga Yoweri Museveni ataamidde akakiiko k’ebyokulonda nga agamba nti bano bazembe abawedde emirimo, era nga n’emirimo gyandiba nga gibalemye. Bweyabadde atongoza obukiiko bw’abakyala obwa NRM wano mu Kampala, president yagambye nti okulonda nga okwali e Jinja East okwawangulwa munnaFDC  Paul Mwiru, […]

Bobi Wine ne banne bazeeyo mu kooti- baagala kweyimirirwa

Bobi Wine ne banne bazeeyo mu kooti- baagala kweyimirirwa

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2018

No comments

Bya Ben jumbe. Olunaku olwaleero banamateeka abawolereza abantu abaakwatibwa mu  kulonda kwe Arua abasuka mu 30, nate bazeeyo nga baagala abantu baabwe bakirizibwe okweyimirirwa. Abamu kubasibe aboogerwako kuliko omubaka we Kyadondo East MP Robert Kyagulanyi Sentamu owe , Arua Municipality Kassiano Wadri, Paul Mwiru, Gerald […]

Amawulire ku mukenenya gatandise okuwudiisa abasajja.

Amawulire ku mukenenya gatandise okuwudiisa abasajja.

Ivan Ssenabulya

August 25th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Minister omubeezi akola ku by’obulamu Sarah Opendi ategeezeza nga obubaka obusasanyizibwa ku byamukenenya ate bwebuyinza okuviirako mukenenya okweyongera. Bwabadde ayogera n’abakola ogw’okulwanyisa mukenenya abakunganidde wano mu Kampala, minister agambye nti waliwo abalimba abasajja nti bwebagenda nebakomolebwa bagenda kuba tebakwatibwa mukenenya, kyagamba nti […]

Pulezidenti agamba talina buyinza buta Bobi wine.

Pulezidenti agamba talina buyinza buta Bobi wine.

Ivan Ssenabulya

August 25th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omukulumbeze we gwanga Kaguta Museveni, atangaazizza nga bw’atalina buyinza obuyimbula  omuntu yenna okuva mu komera, nga abamu bwebabade bamusaba akole ku nsonga z’omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi. Kinajukirwa nti okuva kyagulanyi n’ababaka abalala lwebakwatibwa ku by’okukuba amayinja emotoka ya president, abantu […]