Amawulire

Eyasobezza kuwe’myaka 76 bamugalidde

Eyasobezza kuwe’myaka 76 bamugalidde

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Police e Mityana eriko abantu 3 bekute nga bateberezebwa okwenyigira mu ttemu lyokutta Katerega Emmanuel owemyaka 30 ng’ono abadde mutuuze ku kyalo Ndagi mu gombolola ye Bulera e Mityana. Omulambo gwa Katerega gusangiddwa nga gusulidwa ku mabbali ge kubo okumpi ne kirabo […]

Famile yo’mubaka Kyagulanyi ewadde gavumenti essaawa 48

Famile yo’mubaka Kyagulanyi ewadde gavumenti essaawa 48

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Family yomubaka wa Kyandondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu bawadde gavumenti ssalessale wa ssaawa 48 okubawa omuntu waabwe. Bwabadde ayogera ne banwmulire mu Kampala, muganda womubaka ono amanyiddwa nga Bobi Wine nga ye Eddie Yawe agambye nti bali mu kutya, okutagambika, oluvanyuma lwokuwulira […]

Okulonda mu Arua tekujumbiddwa

Okulonda mu Arua tekujumbiddwa

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okulonda kwomubaka wa munisipaali ye Arua kugendera ddala mu maaso, wakati mu byokwerinda ebinywezeddwa. Eno tutegezeddwa nti abantu batono, bangi tebajjumbidde kulonda ku biffo ebironderwamu ebsinga obungi. Abantu 12 bebali mu lwokaano, okuli owa NRM Nusura Tiperu, owa FDC Bruce Musema ne […]

URA ewaddeyo emmotoka eyabadde ebbiddwa

URA ewaddeyo emmotoka eyabadde ebbiddwa

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole ekiwooza mu gwanga, Uganda Revenue Authority kiriko mmotoka esabaza abaana eye ssomero lya Namiryango Junior Boys, gyebanunudde yebadde yabiddwa. Mmotoka kika kya Toyota Hiace namba UAG 251/F yabula okuva e Seeta nga12th August omumyka womukulu we ssomero  Matthew Ochienge bweyali ajipakinze, […]

Okulonda kwa Arua kwa Leero

Okulonda kwa Arua kwa Leero

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Damalie Mukhaye Abalonzi mu munisipaali ye Arua olwaleero lwebagenda okulonda, omubaka wekitundu kino anakiika mu palamenti. Abantu 12 bebaalaga obwagazi okujjuza ekiffo kino, oluvanyuma lwokuttibwa kweyali omubaka Col Ibrahim Abiriga eyatemulwa mu June womwaka guno. Okulonda wekujidde nga bunkenke bwenyini, oluvanyuma […]

Ssinga abasirikale babanukudde, bangi bandifudde !-Museveni

Ssinga abasirikale babanukudde, bangi bandifudde !-Museveni

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni ayogedde ku byabadde mu bitundu bye Arua, abawagizi boludda oluvuganya gavumenti bwebalumbye, oluseregende lwe mmotoka ze. Mu kiwandiiko kyafulumizza Museveni agambye nti teyalumiziddwa, mayinja gebakubye mmotoka ye. Ono era ategezeza nti absirikale be tebakubye ku bawagizi, […]

NRM egamba nti ekyewuunya abaagala okulumya pulezident

NRM egamba nti ekyewuunya abaagala okulumya pulezident

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Abakulu mu kibiina kya NRM bategeezeza nga nabo emitima, bwegibewanise oluvanyuma lw’abantu abatanamanyika okugezaako okulumya pulezident  we gwanga. Bwabadde ayogera ne banamwulire , omumyuka wa ssabwandiisi w’ekibiina kya NRM Richard Todwong avumiridde ebikolwa bino nagamba nti ekikolwa kino musango gwa naggomola . […]

Eyasobwa ku mwana asibiddwa emyaka 21.

Eyasobwa ku mwana asibiddwa emyaka 21.

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo omugoba wa boda boda avunaniddwa gwa kwekakaatika ku kaana akawala akato n’akasiiga akawuka akaleeta mukenenya. Kayondo David asomeddwa omusango mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Jane Francis Abodo amuwadde ekibonerezo kyakukola busibe mu kkomera e Luzira okumala emyaka 21. Kigambibwa nti […]

Abade aduumira Polisi mu Arua akyusiddwa.

Abade aduumira Polisi mu Arua akyusiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police ekoze enkyukakyuka mu basajja baayo okukakananga  abadde aduumira police ye Arua Abas Ssenyonjo akyusiddwa natwalibwa e Masaka, ate  Henry Kintu abade e Masaka n’atwalibwa mu Arua. Ekiwandiiko kyetwakafuna okuva ku police kiraga nga bano bwebatekeddwa okutandikirawo okukola emirimo gyabwe mubifo ebipya. […]

Kikakasidwa nti ababaka abaakwatidwa bali ku polisi.

Kikakasidwa nti ababaka abaakwatidwa bali ku polisi.

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga Gen Jejje Odongo akakasiza nga ababaka ba parliament abaakwatidwa akawungezi akayise mu kavuyo omwafiiride omunti bonna police bwbalina. Ono okuvaamu omwasi kidiridde ababaka abavuganya government okumutabukira nga baagala okumana ababaka okuli owa Kyaddondo East MP […]