Amawulire

Eyaganza omulenzi atanetuuka bamusibye emyaka 5

Eyaganza omulenzi atanetuuka bamusibye emyaka 5

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Kooti enkulu e Mubende eriko omukazi Kyosimiire Monica myaka 23 gwesindise mu nkomyo yebakeyo emyaka 5 lwakuganza mwana owemyaka 14 ate nga alina akawuka ka mukenenya. Kyosimire Monica mutuuze ku kyalo Katabalanga mu south division Mubende municipality ngomusango guno yaguzza nga 16/05/2017 […]

Abalwanirizi be ddembe bavumiridde eby’abadde mu Arua

Abalwanirizi be ddembe bavumiridde eby’abadde mu Arua

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ekibiina ekitaba banamwulire ekya Foreign Correspondents Association of Uganda kisabye poliisi okuyimbula, banamawulire abakwatiddwa, mu kanyolagano kabawagizi ne poliisi mu kufundikira campaign zomubaka wa munispaali ye Arua. Bananawulire okuli Herbert Ziwa owa NTV ne Ronald Muwanga bakwatiddwa, nga baggaliddwa ku CPS Arua. […]

Bamumye omukwano natta omukazi

Bamumye omukwano natta omukazi

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Poliisi e Masaka eriko omuvubuka gwekutte lwakutta muganzi we. Omukwate ategeerekese nga Sula Kigozi omutuuze womu Nyendo, Mu gombolola ya Nyendo-Ssenyange ku njego yego z’ekibuga kye Masaka. Okusinziira ku Lameck Kigozi nga yayogerera poliisi mu greater Masaka, eyattiddwa ye Resty Nampijja myaka […]

Baabano abasobya ku mukomusirikale wa poliisi

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abasajja 2 basindikiddwa mu kkomera e Luzira bebakeyo emyaka 6 n’emyezi 6 buli omu, olwokukaka mukyala womusirikale wa poliisin omukwano. Tom Olupot ne Joseph Monika nga bombi batuuze be Kiswa Bugolobi mu Kampala baalabiseeko mu maaso gomulamuzi wa kooti enkulu mu Kampala […]

Omugoba wa Bobi Wine bamusse

Omugoba wa Bobi Wine bamusse

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Poliisi egamba nti etandise okunonyereza ku ku byabaddewo mu kufundikira campaign mu munispaali ye Arua akawungeezi akayise, omwafirirdde omuntun omu, bweyakubiddwa amasasi. Amawulire galaze nti omugoba we mmotoka yomubaka Robert Kyagulanyi, nga ye Yasin Kawuma yakubiddwa amasasi, bwebabadde ku lukungaana lwa Kassiano […]

Entebe taata asse mutabaniwe.

Entebe taata asse mutabaniwe.

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Police wano e Entebbe ekutte munansi wa Rwanda nga ono kigambibwa nti akidde omwana gwazalira dala ow’emyaka etaano namutta Akwatidwa ye Pierre Pauline ow’emyaka  43, nga ono kigabibwa nti oluvanyuma lw’okufuna okunyigirizibwa mu by’ensimbi akidde mutabaniwe n’amutta nga ono ye  Baptist Byamukama. […]

Eyaganza omwana wa mwanyina akaligiddwa.

Eyaganza omwana wa mwanyina akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Omuvubuka ow’emyaka 19 awereddwa ekibonerezo kyakukola busibe mu komera e Luzira okumala emyezi 3 lwakuganza mwana wamwanyina ow’emyaka 10 gyoka. Kalifan Ramadhan nga mutuuze we Nabweru esibiddwa  omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala Jane Francis Abodo, nga ono amuwadde ekibonerezo oluvanyuma lwa […]

Aba yinsuwa bagenda kusiima omugenzi Ssebaana kizito.

Aba yinsuwa bagenda kusiima omugenzi Ssebaana kizito.

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya  Ndaye Moses. Abakola ku bya Insurance bategeezeza nga bwebategeseewo omusomo ogw’enjawulo nga muguno mwebagenda okujukirira eyaliko mayor wa Kampala , naavuganyako ne kubwa president  John Ssebaana Kizito kaakano omugenzi. Twogedeko n’akulira olukiiko olufuga Insurance Institute of Uganda Solomon Lubondo naagamba nti basazeewo okujukira Ssebana […]

Okuyigga akalulu mu Arua Kukomekerezeddwa.

Okuyigga akalulu mu Arua Kukomekerezeddwa.

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba Omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi akalaatidde abantu be Arua municipality okwanguwa okukola okusalwo ku muntu gwebagenda okulonda, kubanga akadde kawedeyo. Ono abyogerede mu Arua bwabadde yegasse ku Casiano Eziat Wadiri agidde kubwanamunigina okuyigga akalulu. Ono agambye nti akalulu kano kayinza okubayita […]

Abe Kayunga bagenze okunoonya abaabwe abandiba nga baasadakibwa

Abe Kayunga bagenze okunoonya abaabwe abandiba nga baasadakibwa

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Eria Lugenda Abatuuze okuva mu district ye Kayunga nebitundu byeggwanga ebyenjawulo na buli kati bakyesomboola okugenda ku kyaalo Kisoga mu gombolola ye Nazigo okulaba oba banaazuula abantu baabwe abagambibwa okuba nti baabula mungeri etategeelekeke. Kino kiddilidde esabo lyomusamize Owen Ssebuyungo okusimulwaamu ebisigalira byabantu 5 […]