Amawulire

Joseph Kabira tagenda kuddamu kwesimbawo

Joseph Kabira tagenda kuddamu kwesimbawo

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukulembeze we gwanga lya Democratic Republic ya Congo Joseph Kabila ssi wakuddamu kwesimbawo ku kisanja ekyokusatu, okusinziira ku mawulire omwogezi we gafulumizza. Kati ono awanze eddusu ku minister we owensonga zomunda amu gwanga, Emmanuel Ramazani Shadary okuvuganya. Ekisanja kya Kabila ekyokubiri, kyagwako […]

Obuwumbi 100 z’ezigenda okugula kasooli ku balimi

Obuwumbi 100 z’ezigenda okugula kasooli ku balimi

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abalimi ba kasooli mu gwanga basabiddwa obutakiriza basubuzi kugula kasooli waabwe, ensimbi ezikka wansi wa 500 kiro. Olwaleero minisita webyensimbi Matia alangiridde nga entekateeka ya gavumenti, bwetandise okuyamba abalimi, oluvanyuma lwa kasdooli okukkak okutuuka ku nnusu 200. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku […]

Bazadde bo’mwana eyafudde e Mukono bagala obukadde 200

Bazadde bo’mwana eyafudde e Mukono bagala obukadde 200

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Bazadde b’omugenzi Marvin Kibirige eyakubiddwa amasanyalaze nafa, mu bikwekweto byokusend abasubuzi abayingira amu kkubo mu munispaali ye Mukono, bagala babaliyirire obukadde 200. Mu bbaluwa gyebawandikidde munispaali ye Mukono, nga bayita mu banmateeka baabwe, Ibaale, Nakato and Company Advocates bagamba  nti abakozi ba […]

Poliisi ewakanyizza ebye’mmundu 4000 okubula

Poliisi ewakanyizza ebye’mmundu 4000 okubula

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi esambazze  amawulire, agabadde galaga nti waliwo emmundu empya 4000 ezabuze mu store emu, gyezibadde zikumibwa. Mu kiwandiiko ekifulumye, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima agambye nti buno bulimba, ngabali emabega waabyo bandiba nga balina ekigendererwa okutabangula ebyokwerinda nokuteeka abantu ku […]

Ochan asabye bumu mu bubaka bwe obusoose

Ochan asabye bumu mu bubaka bwe obusoose

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti, omugya Betty Aol Ochan asabye banne bwebali ku ludda oluvuganya gavumenti, okunyweza obumu. Mu kwogera kwe okusoose mu palamenti, Ochan agambye nti balina ebibiina bingi wabula byonna bigwana okubeera nekirubirirwa kimu. Ajjukizza abavuganya gavumenti nti buvunayizibwa […]

Abaabudamye ababundabund bakufiibwako.

Abaabudamye ababundabund bakufiibwako.

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bye Ben jumbe. Minister omubeezi akola ku bigwa tebiraze Musa Ecweru akikaatirizza nga abantu abakkirizza okubudamya ababundabunda bwebagwana okufiibwako mungeri ey’enjawulo. Minister okwogera bino abadde wano mu district empya eye Kikube, nga etEma evuunike ely’okuzimba esomero elya St. Andrews Nairongo primary school. Ono agembye nti […]

Amos Nzeyi atandise okwenyonyola ku by’okubba etaka.

Amos Nzeyi atandise okwenyonyola ku by’okubba etaka.

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kyadaaki  Nagaga Amos Nzeyi alabiseeko mu kakiiko akanonyereza kumivuyo  gy’etaka, nga eno gyagenda okunyonyolera butya bweyaguza NSSF e taka wano e  Tamnagalo kyoka nga akimanyi nti siyenanyini Mukutuuka mu kakiiko kano Nzeyi azze ne munamatekaawe a Fred Muwema, nga ono yeyategeeza akakiiko […]

Abasomesa ba university bazeemu okubanja omusaala.

Abasomesa ba university bazeemu okubanja omusaala.

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba Abasomesa ba university  za government abeegaita mu kibiina kyabwe ekya Association forum for academic staff of public universities in Uganda bategeezeza nga bwebagenda okuteeka wansi ebikola akadde konna, singa government enaagaana okubongeza  omusala gwabwe gwa buwumbi 29 nga bweyabasubizza. Bano akawungezi akayise […]

Minisita ayagala okuziyiza mukenenya kufiibweko.

Minisita ayagala okuziyiza mukenenya kufiibweko.

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya  Getrude Mutyab.   Minisita  avunaanyizibwa ku nsonga z’obwa president Esther Mbayo ategeezezza nga bweweetaagawo enkola ey’okuziyiza akawuka okusinga okujanjaba. Minister Mbayo asinzidde ku Hotel Brovad mu kibuga Masaka mu lukungaana olw’etabiddwamu district eziva mu masekkati ga Uganda 23 eziri mu nteekateeka ey’okulaba nga zirwanyisa […]

Ababade babba Bodaboda bakwatiddwa.

Ababade babba Bodaboda bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Kampala police ekutte abantu basatu, era neezula ne bodabodda satu ezigambibwa okuba nti nzibe. Abakwatiddwa bano kigambibwa nti bebabade batigomya abantu nadala wano mu bitundu ebya Kisenyi, Lubiri Ring Road and Musajjalumbwa. Luke owoyesigyre, nga ono yaayogerera police ya kampala n’emiriraano agamye […]