Amawulire

Poliisi erindiridde palamenti

Poliisi erindiridde palamenti

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi egamba nti erindiridde palaiament okukakasa entekateeka zokuzimba, ekizizmbe galikwoleka, awamakumirwanga tecnhologiya owomulembe e Nagur mu byokunopnyereza, kyebatuuma Regional Fronsic Center. Polojekiti eno eyobukadde bwa $60 yataongzebwa omwaka oguwedde wabula, nokutuusa kati ebadde tetandikanga. Bwabadde ayogera ne banamwulire, omwogezi wa poliisi mu […]

Ebya Gen Kayihura okusibwa bigenze mu kooti.

Ebya Gen Kayihura okusibwa bigenze mu kooti.

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo bannayuganda babiri abagenze  mu mbuga z’amateeka nga baagala kooti enkulu ekyasanguze nti okusiba Gen Kale Kayihura mu komera ly’amajje wano e Makindye  kimenya mateeka , kubanga tatwalibwangako mu kooti yonna nga abazzi b’emisango abalala. Abagenze mu kooti kuliko Issa  Ogomba  nga […]

Abaana ababade bawambiddwa banunuddwa .

Abaana ababade bawambiddwa banunuddwa .

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police wano mu Kampala eriko abaana babiri  beenunudde, nga bano babadde bawambiddwa era nga abawambi babade basabye ensimbi obukadde busatu. Ttaata w’abaana bano Hajji Musa Muliika  agamba nti abaana bano baabuze lunaku lwagulo era naawaba ku police ye Bweyogerere , nga ayagala […]

Ebifo omumerusizibwa endokwa byakuwandiisbwa.

Ebifo omumerusizibwa endokwa byakuwandiisbwa.

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ministry ekola ku by’obulimi etegeezeza nga bwegenda okutandikwa okuwandiisa ebifo byonna omumerusizibwa endokwa ez’ebirime mu gwanga, nga kwogasse n’okwetereze obusobozi bwebifo bino. Ekiwandiiko ekituwerezeddwa minister akola ku by’obulimi Vicent Ssempijja, kiraze nga abakulu mu NAADs bwebalabye ebifo bino nga byeyongera wabula nga […]

Omusibe omulala atolose e Masaka

Omusibe omulala atolose e Masaka

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Essiga eddamuzi likaksizza aokutoloka kwomusibe eyaddusse mu kooti y’omulamuzi akulira court ento e Masaka Deogratius Ssejjemba oluvannyuma lw’okumusingisa omusango ogw’okukwata omwana ali wansi w’emyaka 18. Eyadduse amanyiddwa nga David Lukwago ng’ono mutuuze w’eNkalwe mu gombolola y’eButenga mu district ye Bukomansimbi. Kigambibwa nti […]

Abasawo bakwatiddwa olwo’kusuula omulambo

Abasawo bakwatiddwa olwo’kusuula omulambo

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Poliisi eriko abasawo  2 begalidde aba fellowship medical center mu town council ye Matugga, mu Wakiso olwokumala gasuula, omulambo gwomulwadde, eyafudde. Bwabadde ayogerako naffe omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Owoyesigyre agambye nti bano bakwatiddwa babeeko byebanyonyola ku nfa ya Ivan […]

Kattikiro ajjukizza ebika ku ssente ze’bibumbe

Kattikiro ajjukizza ebika ku ssente ze’bibumbe

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda bujukizza abebika abatanaleeta nsimbi ezokuzimba ebibumbe ebilina okutekebwa ku luguudo Kabakanjagala mu kaweefube wobwakabaka bwa Buganda okutumbula obulambuzi. Buli  kika kyasalilwa  obukadde 13 okuzimba ebibumbe ebigenda okuteekebwa ku luguudo Kabakanjagala. Katikkiro Charles Peter Mayiga yatongozza omulimu gw’okunoonya ssente zino […]

Ssabaminisita awakanyizza ebyokubibiita ababundabunda

Ssabaminisita awakanyizza ebyokubibiita ababundabunda

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ssabaminista we gwanga Ruhakana Rugunda awakanyizza okwemulugunya okuliwo nti ababundabunda bafuna obuwereza obyulungi okusinga ku buweebwa gavumenti banansi. Ono abadde atongoza polojekiti eyobukadde bwa adollar 50 gyebatuumye development displacement impact project (DRDIP) ngerubiridde kuwagira ababundabunda amu district 11. Ebyogerwa agambye nti ssi […]

Winnie Kiiza bamusudde ng’akulira oludd’oluvganya gavumenti

Winnie Kiiza bamusudde ng’akulira oludd’oluvganya gavumenti

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Aboludda oluvuganya gavumenti mu kibiina kya FDC, bakoze enkyukakyuka mu bukulembeze bwa palamenti, mwebasuliidde Winnie Kizza abadde akulira aoludda oluvuganya gavaumenti, nebamusikiza Betty Aol Ochan, omubaka omukyala owe Gulu. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjankumbi, president wa FDC Patrick […]

AMISOM erabudwa ku ky’okwanguwa okuva mu Somalia.

AMISOM erabudwa ku ky’okwanguwa okuva mu Somalia.

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Minister wa Bungereza akola ku by’okwerinda Rt. Hon. Gavin Williamson alabudde omukago gwa Africa obutapapa kujja majje ga Amisom mu Somalia, kubanga kino kigenda kuzza obutali butebenkevu mu gwanga. Bwabadde akyadeko mu gwanga lino olunaku olw’eggulo,minister ono yagambye nti bbo baagala Amisom […]