Amawulire

President atonedde ab’e Mukono.

President atonedde ab’e Mukono.

Ivan Ssenabulya

August 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan ssenabulya. E mukono office ya president eriko ensimbi obukadde 1200 bwewadde district ye Mukono  okudaabiriza edwaliro elya Mukono Health Centre 4. Zino ensimbi omukulembeze we gwanga yeyazeeyama bweyali akyadeko mu kitundu kino mu mwaka 2015. Kati olunaku lweggulo olwafunye ensimbi zino mayor wa […]

Owemyaka 19 bamusanze asobya kuwemyaka 35

Owemyaka 19 bamusanze asobya kuwemyaka 35

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omuvubuka owemyaka 19 Leo Turyasingula, akwatiddwa  abasirikale abaabadde balawuna bwebamusanze lubona ng’alina omukazi  gw’asobyako mu kiro ekikesezza  olwaleero  ku ttaawo ku Northern bypass ku Kaleerwe. Ono mutuuze mu Kibe zone mu muluka gwa makerere III e Kawempe ng’akola gwa kwetikka bitereke mu […]

Abalwanyisa enguzi bakubye ebituli mu kiragiro kya kalisoliiso

Abalwanyisa enguzi bakubye ebituli mu kiragiro kya kalisoliiso

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya ne Ritah Kemigisa Anti-corruption coalition Uganda omukago gwebibiina byonakyewa ogulwanyisda aobuli bwenguzi, banukudde ku kiragiro kya kalisoliiso wa gavumenti eri abakozi ba gavumenti bonna okulaga ssente zebalina mu mpeke. Okusinziira aku kiragiro ekyavudde mu wofiisi ya IGG, obutasukka March womwaka ogujja 2019 […]

Mukono yesinga okubeera nabantu abalamu

Mukono yesinga okubeera nabantu abalamu

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Ebibuga Kampala ne Gulu binokoddwayo ngebisingamu abantu abangi, abali mu kabi okukwatibwa endwadde ezekuusa ku mutima. Okusinziira ku alipoota efulumye efulumiziddwa aba prudential insurance company, Mukono kyekibuga ekisngamu obulamu ngabantu ssi kyangu okumala gakwatibwa ndwadde negobererwa Entebbe. Alipoota era eraga nti omuntu […]

Asantehene bamusibudde

Asantehene bamusibudde

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, olwaleero asiibudde omugenyi we Kabaka we Asante, Asantehene Otumfuo Osei Tutu II, eyajja kuno ngomugenyi omukulu ku mukolo ogwokukuza amattikira ga Beene aga 25 bukyanga ssabasajja kabaka atuuzibwa ku Namulondo. Omukolo ogwokusibula gubedde […]

Ababaka tebanakiriza by’akugula kasooli.

Ababaka tebanakiriza by’akugula kasooli.

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ministry ekola ku by’obulimi yakasuubiza nga bwegenda okutandika okugula kasooli ku balimi ku nusu 500 buli kilo, abamu kubabaka ba parliament bagamba nti kuno kulimba , government eky’amukiriza. Sabiiti eno ministry yagambye kituufu ebeeyi ya kasooli eri wansi, wabula nga kyebagenda okukola […]

NSSF ekyakalambidde egamba etaka lye Temangalo lyayo.

NSSF ekyakalambidde egamba etaka lye Temangalo lyayo.

Ivan Ssenabulya

August 2nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Ekitongole ekikola ogw’okutereka ensimbi z’abakozi eya NSSF , kigumizza abatereke ensimbi mu kitavvu kino nga bwebatagwana kutya, kubanga etaka lyebaagula e Temangalo teririiko nkayana. Bino byogedde akulira ekitongole kino Richard Byarugaba bwabadde alabiseeko eri akakiiko akakola ku by’etaka okw’enyonyolako kubigambibwa nti etaka […]

Lord Mayor Erias Lukwago Wakujulira mu musango gwe Mbale.

Lord Mayor Erias Lukwago Wakujulira mu musango gwe Mbale.

Ivan Ssenabulya

August 1st, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Oluvanyuma lwa kooti ya ssemateeka okutyemula omusango ogw’okukyusa mu ssemateeka , y e lord Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago era nga yeyali munamateeka w’ababaka ba parliament omukaaga agamba nti  naye agenda mu kooti ensukulumu ajulire ku  nsala  y’omusango guno. Mu Kooti […]

Omuvubuka abadde y’akakyusa ediini yeetuze.

Omuvubuka abadde y’akakyusa ediini yeetuze.

Ivan Ssenabulya

August 1st, 2018

No comments

Opio sam Kaleb. E Buyende :abatuuze bakeeerede mu kyobeera nga kino kidiriidde okusanga omu kubatuuze nga yetugidde ku muyembe. Bino bibadde ku kyalo Kagulu , omuvubuka Richard Salim Mbira  ow’emyaka 23 bwakedde okwetuga, era abaana ababde baggenda ku someroo bebamulabye nebalaya enduulu. Ssentebe w’ekitundu kino  […]

Ente eziteberezebwa okubeera ne Kalusu zikwatiddwa.

Ente eziteberezebwa okubeera ne Kalusu zikwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

August 1st, 2018

No comments

Bya Magembe sabiiti. Police e Mubende eriko fuso y’eNte gyekute nga eyolekera Kampala ekitakirizibwa  oluvanyuma lw’okubalukawo kwekirwadde kya kalusu mu district okuli Mubende ,Kakumiro ne Ssembabule. Atwala ebisolo mu district ye Mubende Dr Ssematimba Jammes agamba nti government yawa ekiragiro ekiyimiriza okutambuza ebisolo, amata ne […]