Amawulire

Akabenje katuze abantu bana e Lyantonde.

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba.   Waliwo abantu 4 abafiiride mu kabenje akaagudde ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Kampala. kano akabenje kabadde mu kyalo Kyazanga mu district ye Lwengo era nga bano babadde bava Masaka nga badda Lyantonde. Abagenzi bategeerekese nga Teopista Kaggwa nga ono […]

Okuwandiisa abavuganya kubwa ssentebbe kugaddwa

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Ivan Ssenabaulya, Damalie Mukhaye ne Sadat Mbogo Okusunsulamu abanaavuganya kubwa ssentebbe bwe byalo kugaddwawo akakwungeezi ka leero. Okuwandiisa kuno kubadde kwa nnaku bbiri, byonna mu kwetegekera okulonda kwanga 10th July. Omumyuka womowgezi wakakiiko kebyokulonda Paul Bukenya ategezeza ntz antionda kutambudde bulungi. Okulonda […]

Olunaku lw’okulonda ba ssentebe lwakuwumula mu gwanga lyonna.

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa.     Ministry ekola ku nsonga z’abakozi ba government etegeezeza nga olunaku olwa nga 10th – ku lw’okubiri luno bwerugenda okuba olw’okuwumula, kisobozese abantu okugenda okwetaba mu kulonda abakulembeze bebyalo. Kinajukirwa nti kuno okulonda kwakusimba mu mugongo, era nga kwakutwala esaawa emu […]

E Butambala Ssemaka yeetuze lwabizibu ebimuyitirideko.

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. E Butambala waliwo Omusajja wa myaka 65 ku kyalo Ssenge mu ggombolola y’e Kibibi mu district y’e Butambala asangiddwa nga yeetuze nga omulambogwe gulengejjera ku muti. Ayetuze  ye Abdul Kintu  nga ono  kigambibwa nti abadde n’ebizibu okuli batabanibe ababiri abaasibiddwa sabiti ewedde […]

Aba polisi balabuddwa okukola potolo.

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba.   Amyuka aduumira polisi ye gwanga Brigadier Sabiti Muzeeyi  ekiro kya leero asisinkayeemu abaserikale abakola potolo ku motoka n’ebigere, nabategeeza nti okukola potolo  kyekyoka ekigenda kubafuula mikwano gy’abantu bebakuuma. Ono abategeezeza nti tebayinza kumanya bizibu by’abantu bebakuuma okujako nga babasemberedde , kale […]

Pulezidenti naye abbidwako etaka- adukidde mu kakiiko k’ebyetaka kamutaase.

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni adukidde mu kakiiko akakola ku by’etaka, nga awawaabira abasajja okuli John Byamukama, Kongo ne Katende Seggane  baagamba nti baagenda mu famuye esangibwa wano e Katwekambwa e Gomba nebamubbako etakalye. Etaka ely’ogerwako lisangibwa mu famu ye Kisozi. Ono nga […]

Ababade bekalakaasa olwa mobile money bakwatiddwa

Ivan Ssenabulya

July 5th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Polisi ya palamenti  ekutte abamu kubasubuzi abakola ku mobile money ababde bakedde okugenda okusisinkana sipiika , nga bemulugunya ku ky’omusolo ogw’abatekedwako. Bano abegatira mu kibiina kyabwe ekya Kampala mobile money dealer association batambudde kuva Kibuye , nga balina ekiiwandiiko kyebaagala okukwasa sipiika  […]

Amawulire ag’obulimba gatiisiza banyini mikutu gyamawulire.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye . Banyini miku gya TV ne Radio  balaze okutya olw’amawulire ag’obulimba agagenda geyongera okusasanyizibwa, nga gano gatuuse n’okukosa emikutu gy’amawulire egimanyiddwa. Bwabadde ayigerera mu tabamiruka wabanyini mikutu gino, akulira ekibiina ekibataba ekya National broadcaster association Kin Kariisa agambye nti omuze guno gwatandikadda […]

Omubaka Betty Nambooze asitudde okugenda e India.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Wetwogerera nga omubaka owa Mukono municipality Betty Nambooze asitudde okwolekera egwanga lya India okwongera okufuna obujanjabi. Kinajukirwa nti ono oluvanyuma lw’okugibwa e Kirundu yatwalibwa e Bugolobi medical center gyaba afunira  obujanjabi, era nga eno gyavudde okwolekera ekisaawe kye Entebbe. Twogedeko n’omuyambiwe ow’ekyama […]

Radio ne TV ezeggume zakukangavulwa.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Akakiiko akakola ku by’empuliziganya kanakuwalidde abantu abakozesa emikutu gy’ebyempuliziganya nga Radio okulwana entalo zaabwe, ko n’okuwudiisa abantu. Bwabadde ayogerera mu lusirika lw’abanyini mikutu gy’amawulire olugenda mu maaso wano mu kampala, akulira akakiiko kano Godfrey Mutabaazi agambye nti kyenyamiza okulaba nga waliwo abasumba […]