Amawulire

Poliisi ekubye amasasi okutaasa agambibwa okubeera omubbi

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

KAKUMIRO Bya Magembe Sabiiti Police mu district ye Kakumiro ekubye amasasi mu banga okumala okutaasa omusajja abadde awambye omwana nekigendererwa eky’okumusadaaka. Bino bibadde ku kyalo Kakinaka mu gombolola ye Bwanswa mu district ye Kakumiro abatuuze bwebazingizza omusajja abadde agambibwa okuwamba omwana owobuwala owemyaka 3  gwabadde […]

Wiiki y’ebibiina by’obwegassi etandise

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Wiiki eyebibiina byobwegassi etandise olwaaero, ngebimu ku bigenda okukolebwa wagenda kubaawo okusaba mu mizikiti ejenjawulo. Leonard Okello akulira Uhuru Institute, abamu ku bagasse ne Ministry yebyobusubuzi amakolero nobwegassi, agambye nti nolunnaku lwenkya okusaba kwakubeera muba Advantaneku Sunday mu makanisaa malala. Emikolo gino givugidde ku mubala […]

Ssalessale wa Mande ng’abaana bajiddwa ku nguudo

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Bya Tom Angurin Minister owabavubuka nabaana Owek Florence Nakiwala Kiyingi alangiridde salessale ku Bbalaza nga 2nd July abaana boku nguudo bonna banaaba bajiddwako mu Kampala. Ono atubuliidde nti bakwatagenye ne poliisi nekitongole kya KCCA okutekesa kino mu nkola. Abaana bakukwatibw abatwalibwe mu maka webayinza okulabirirwa […]

Ssemaka attidwa mu bukambwe.

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti. Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Katugo mu gombolola ye Nalutuntu e Mubende abattemu bwebayingiride mutuuze munabwe nebamutema ebiso ku ebimusse. Atiddwa ye Kayiira Robert ow’emyaka 30 nga ono abadde makanika mu katawuni ke kakungube e Mubende era nga police omulambo egujjewo ne […]

Ababundabunda abava mu sudan bakendedde.

Ivan Ssenabulya

June 28th, 2018

No comments

Bya Cissy Makumbi. Tutegeezeddwa nga omuwendo gw’ababundabunda abayingira mu gwanga okuva mu South Sudan bwegugenze kukendeera naddala bano ababde batuukira mu district ye Lamwo. Twogedeko n’akulira enkambi ye Lamwo refugee settlement David Wangwe  naagamba nti mukaseera kano bafuna abantu abali wakati wa 80-100, kyagamba nti […]

Abaakosebwa amataba mu Teso bafunye obuyambi.

Ivan Ssenabulya

June 28th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Government eriko obuyambii obuzitowa   tani  120 obwemere n’ebirara byewerezza eri abantu ababundabunda olw’amataba mu bitundu bye teso. Bwabadde awereze ebintu bino, minisita  omubeezi akola ku bigwa tebiraze Musa Echweru agambye nti abantu abasoba mu  20,000 bebasenguddwa olw’amataba agatuuse  mu bitundu nga  Katakwi, […]

Polisi egaanye abakyala ba FDC okwekalakasa

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

By Damali Mukhaye. Ssabapolice we gwanga Martin Okoth Ochola aliko ebaluwa gy’awandiikidde abakyala ababade baagala okwekalakaasa  olwettemu erisuse mu gwanga nga agamba nti kino tekigenda kusoboka bagire nga balinda. Kinajukirwa nti abakyala bano nga bakulembedwamu ekiwayi ky’abakyala ekya FDC baali bawandiikira police nga baagala ebakuume […]

Polisi ayimbudde omubaka Betty Nambooze.

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye. Kyadaaki police  eyimbudde omubaka Betty Nambooze ku kakalu ka polisi  agende ebuyindi okujanjabibwa, nga ono aludde nga akuumirwa mu dwaliro lye kiruddu. Kinajukirwa nti ensonga za Nambooze okutabuka kyadirira police okumukwata nemuggalira e Naggala, kyoka embeera neyongera okwononeka najulirwa okutwalibwa e India, […]

Abatuuze be Mubende balabuddwa obutataama lwa taka.

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.   Ssentebe w’akakiiko akanonyereza ku by’etaka Justice Catherine Bamugemereire alabudde abantu be Mubende okusigala nga bakakamu beewale okuyita mukuyiwa omusaayi nga balwanagana olw’etaka kubanga ensonga zaabwe zikolebwako. Ono okwogera bino kidiridde aduumira police yeeno Martin Okoyo okutegeeza akakiiko kano nti enkayana wakati […]

Gavumenti ez’ebitundu zitandise okukola obulungi.

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Yafesi ya  ssabaminisita leero efulumizza alipoota ekwata kunkola ya governmet ez’ebitundu 2017-2018, nga eno eraze nga   bano bwebatandise okukola obulungi kubikwatagana ne mbalirira. Okunonyereza kuno kwakolebwa mu government ez’ebitundu 144 kwezo 162  nga kuno kwekuli districts  ne  munisipali , nga bano okusinga […]