Amawulire

Abasomesa abacuba baatuuka mu gwamunaana.

Ivan Ssenabulya

May 31st, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye. Kyambogo Universty etegezezza nga bwebaaze  okubaga ku ntekateeka ez’okuleeta abasomesa okuva mu gwanga lya Cuba bamalewo ebbula ly’abasomesa. Bwabadde ayogerako ne banamawulire Prof Elly Katugunka nga ono y’amyuka akulira etendekero lino agambye nti abasomesa bano okuva mu Cuba basuubirwa mu gwanga okutandika […]

Abe Tororo batuuse e Namugongo

Ivan Ssenabulya

May 31st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekibinja kyabalamazi ekisoba mu 1000 abasimba kasooli okuva mu ssaza lye Tororo emisana ga leero batuuse ku kigwa kyabajulizi e Namugongo oluvanyuma lwolugendo olwa 200 km. Bano olugendo lwabwe balutandika ku Lwakutaano oluwedde bwebasimbula ku kereziya ye Nyangole e Tororo, nga bazze bawumulira […]

Abenganda 4 battinganye e Kalungu

Ivan Ssenabulya

May 31st, 2018

No comments

Bya Gertrued Mutyaba Waliwo abantu 4 abatiddwa mu ntiisa mu district ye Kalungu, nga kisubirwa nti kivudde ku nkayana ku ttaka. Gwalabisi Musitafa owemyaka 51 ngabadde yazimba essabo ku bukojja bamutidde mu ntiisa bakojja be bwebamutemyeko omutwe ne nnyina Nalwadda Benah owemyaka 80 bwabadde agezaako okutaasa […]

Okulonda kwe Rukungiri

Ivan Ssenabulya

May 31st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe Owa FDC Muzanira Abatuuze mu district ye Rukungiri olwaleero bakulonda omubaka waabwe omukyala anakiika mu palamenti. Abantu 4 bebali mu lwokaano okuli owa FDC Betty Muzanira, owa NRM Winnie Matsiko, Fabith Kukundakwe owa People Progressive Party ne Ssezi Mbaguta independent. Akulira ebyokulonda […]

Omusolo ku Mobile Money gwayise

Ivan Ssenabulya

May 31st, 2018

No comments

Bya Ssebuliba Sam Palamenti enenyezeddwa olwokuyisa omusolo ku nkola eya mobile money neku mikutu muyunga bantu. Bino webijidde ngeteeka lya Excise Duty Amendment Act erya 2018 lyayisiddwa akakungeezi akayise, wakati mu kuwakanyizibwa okuva mu babaka abamu. Mu tteeka lino buli abakozesa WhatsApp nemikuttu emiralala okutandika […]

Eyasiiga omwana ssiriimu avunaniddwa

Ivan Ssenabulya

May 30th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omusajja owemyaka 30 avunaniddwa noluvanyuma nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira olwokusiiga omwana owemyaka 4 akakwuka ka mukenenya. Moses Sendagire asimbiddwa mu maaso gomulamuzi wa kooti enkulu Jane Francis Abodo wabula emisango nagyegaana. Oludda oluwaabi lugamba nti nga 16th June mu […]

Poliisi erangiridde enkozesa ya’makubo mu kulamaga

Ivan Ssenabulya

May 30th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi erangiridde entambula yebidduka enagobererwa, mu kulamaga kwomwaka guno nga 3rd e Namugongo ku Sunday ya wiiki eno. Bwabadde ayogera ne banamwulire e Nmugongo, omuddumizi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Norman Musinga asabye abantu okugoberera amateeka agalambikiddwa. Agambye nti waliwo enguudo ezigenda […]

Entekateeka ze’bikujjuko bya carnival bazitongozza

Ivan Ssenabulya

May 30th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole kya Kampala Capital City Authority kitongozza entekateeka zebikujjuko bya city carnival eyomwaka guno 2018. Akulira ekitongole kya KCCA Jennifer Musisi tenderezza ebitongole naantu ssekinoomu abawagidde emirimu nentekateeka ezokulongoosa obuwereza eri abantu. Ategezeza nti batadde ensimbi eziwera mu byenjigiriza okuli, okudabiriza amasomero, […]

Ebigenda okukozesebwa mu kulonda bisuze Rukungiri.

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Wetwogerera nga ebigenda okukozesebwa mukulonda kwe Rukungiri  bituusidwa mu kitundu nga kakano abeeno balinze  okulonda ku lwokuna luno. E bikozesebwa bino bikebeddwa Rogers Mulindwa  kulwa NRM, songa kulwa FDC Aloysious Mugarura  yabadewo nga kwogase ne Edwin Atukunda  akikiridde abatalina kibiina. Twogedeko n’akulira […]

Amateeka amakakali ku motoka gafulumiziddwa.

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Gavumenti  eragidde ministry ekola ku by’etambula okwanguwa okukyusa obuuma obugema emotoka okuduka embiro ezitagwana buyite Speed Governors, olwo bateekemu obw’omulembe obusobola okulondolwa, era nga buliko n’obuuma obukwata amaloboozi. Bino okutuukibwako kidiridde akabenja akaagudde waano Kiryandongo okukakana nga abantu 23 . Bwabadde abuulira […]