Amawulire

Eyakabawaza omuyizi e Makerere avunaniddwa

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omukozi ku ttendekero lye Makerere eyakwatibwa ku byokukabasanya omuwala, olwaleero avunaniddwa mu kooti ya Buganda Road oluvanyuma nasindikibwa ku alimanda e Luzira, emisango gya kugezaako kukaka mukazi mukwano. Edward Kisuze yakwatibwa poliisi nga 13thApril omuwala bweyalaga ebifananyi, ebyali mu kasenge 507 ku […]

Ebyo’kutunda amasanga babiwakanyizza

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Ekibiina kya Wildlife conversation Society, kivuddeyo okuwakanya ne ssekuwakana yenna okuteesa kwababaka ba palamenti, gavumenti okutunda amasanga gonna agazze gakwatibwa, nti gatundibwe. Ssenkulu wekitongole kino Simon Takozekibi agambye nti amasanga mu kaseera kano agakumibwa, aba Uganda revenue Authority, police naba Uganda wildlife […]

Eyakubye omusabaze asindikiddwa ku alimanda

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omugoba wa boda boda olukaali lumuzalide akabasa. Ono asindikiddwa mu kkomera e Luzira ku bigambibwa nti yakubye omusabaze we ebikonde. Opolot Simon asimbiddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisoka Patrick Talisuna wabula neyegaana omusango. Kigambibwa nti Opolot […]

Omutuuze attiddwa mu ntiisa

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Waliwo  omutuuze atidwa muntiisa. Hussein Ssekimuli omutuuze w’e Kasubi mu Zooni 4 omulambo gwe gusangiddwa mu muzigo gw’abadde yaakamalamu ennaku bbiri banne bwebabadde bakola. Wabula amakya ga leero banne b’abadde akola nabo e Nakulabye mu saloon bwebaludde nga tebamulaba nga n’eggulo teyakoze […]

Akwatiddwa lwa kutemula mwana

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Police e Mubende ekute omuvubuka Yitanga Diayadeng owe myaka 27 lwa kukira omwana Namawejje Namukisa owe myaka 13 namutta. Bino bibadde ku kyalo Musale mu gombolola ye Myanzi nga omwana atiddwa abadde muyizi ku somero lya Bright Academy P/S  e Myanzi Mubende. […]

Abagenda okuvuganya e Rukungiri bakusisinkana leero.

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Bwetugendako e Rukungiri ewagenda okubera okulonda okw’okujuza e kifo ky’omubaka omukyala,akakiiko akakola ku byokulonda olwaleero kagenda kutegeka olukiiko mwekagenda okulambikira kakuyege bwagenda okutambula. Olw’okano luno lulimu  abavuganya 6 , nga kuno kuliko owa  FDC  Betty Muzanira, Faith Kukundakwe  owa PPP, owa NRM […]

Banamawulire basiimiddwa olw’okulwanirira edembe ly’obuntu.

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya. Akakiiko akalera edembe ly’obuntu  mu uganda aka  Uganda Human Rights Commission katenderezza banamawulire olw’okutwala akadde  nebakunganya, buli kikolobero eky’okusambirira edembe lyobuntu nga kwogasse n’okubyanika eri eggwanga. Ssentebe w’akakiiko kano Meddy Kaggwa agamba nti banamawulire bakoze kinene okwanika buli kikwatagana n’okusambira edembe lyobuntu, […]

Ababundabunda baakugemebwa ekirwadde kya kolera.

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2018

No comments

Bya samuel sebuliba. Gavumenti  ya uganda etegeezeza nga bwegenda okutandika okugema  abantu be Hoima abakoseddwa ekirwadde kya Cholera nga bano okusiga bebabundabunda. Okugema kuno kugenda kugassa abantu abasuka mu  mitwalo 36  mubifo 6 okuli Kyangwali, Kigorobya Kabwoya  egombolola ye Buseruka , Town council  ye kigolobya, […]

Bakazi bagya bavunaniddwa lwa kulwana

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abakazi bagya bavunaniddwa oluvanyuma nebasindikibwa ku alimanda e Luzira, lwakulwanira mu lujudde. Peace Akello owemyaka 22 ne mugya we Brenda Pinner owa 23 nga batuuze mu Kikulu zone e Kisasi mu Kampala basimbiddwa mu maaso gomulamuzi wa kooti ya City Hall Patrick […]

Gavumenti erumirizza banamawulire okwesamba poliisi

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti esabye banamulire obutesambanga bitongole byayo wakati mu kutekawo embeera ennungi gyebakoleramu nokukuuma eddembe lyabwe. Bwabadde ayogerera ku mikolo gyoluinnaku lwe ddembe lyabanamawulire kulwa ministry yebyamawulire nebyuma bi kalimagezi , omwogezi wa gavumenti Ofwono Opond ategezeza nti emirundi mingi bano, baddukira mu […]