Amawulire

Abatuuze emitima jibewanise

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku byalo Nkakwa ne Masugga mu gomboloola ye Ss e Bukunja mu district ye Buikwe basobeddwa ekka nemu kibira oluvanyuma lwo’mugagga Lome Richard eyeyita nanyiini ttaka kwebatudde okusenda emmere yabwe yonna. Ettaka lino liwerako yiika 500 nga’batuuze babadde balimirako ebirime ebyo’kutunda […]

Minista, omuyindi amulumirizza okubba ettaka lye

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Minister owebye ttaka Betty Amongi bamulumirizza okubba ettaka lya Bazungu/Bayindi ebimu ku byalekebwa. Tashak Partel ataddeyo okwemulugunya kwe eri akakaiiko akannyererza ku mivuyo gye ttaka, nagagamba nti bwebaali tebanagobw mu gwanga, bajaaabe baali bawandisizza plot 29 esangibwa ku Acacia avenue mu Kampala […]

Abaana abanoonyi bo’bubudamu bafiridde mu kabenje

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe Abaana 2 banansi be gwanga lya Congo, abanoonyi bobubudamu bafiridde mu kabenje ka bus ku lugudo oluva e Kisoro okudda e Ibanda. Akabenje kano kabaddemu Bus ya baby coach namba UAR296/J ebadde esengula abanoonyi bobubudamu bananis ba Congo, okubajja e Kisoro okubatwala […]

Ssabasajja Kabaka asiimye emirimo gya Rotary mu Uganda.

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye mpisa n’obuntu bulamu ebyolesebwa aba Rotary mu uganda , naddala munkola yaabwe ey’emirimo, kko nemubulamu. Bino Omutanda ebyogeredde mu tabamiruka w’abanna Rotary owe  93 atudde wano e Entebe. Mukwogera Ssabasajja Kabaka agambye nti […]

Sipiika avumiridde amateeka aganyigiriza bannamawulire.

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya. Sipiika  wa palamenti  ya uganda omukyala Rebecca kadaaga asoomozezza minisitule ekola ku by’amawulire okukwatagana ne banamawulire benyini balowooze ku kyokukola enongosereza mu mateeka agambibwa okuba nga gazibuwaza emirimo gy’abanamawulire. Sipiika okwogera bino abaddde wano ku kibangrizi kya Railway grounds nga yegasse kubanamawulire […]

Abantu be Teso baagala bamusiga nsimbi.

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Ababaka abava mu Teso sub-region basabye government okutandika okusikiriza bamusiga nsimbi okugenda mu kitundu kino okusobola okukyusa embeera z’abantu beeno. Bino bigidde mukadde nga bano batekateeka tabamiruka ow’omulundi ogw’okubiri  , nga ono wakubaawo ku lwakutaano. Twogedeko n’ababaka okubadde owe Ngora David Abala […]

Omuliro gusanyizaawo enju y’omutuuze

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti. E  mityana Omuliro ogwa maanyi gusanyizaawo amaka goomu kubatuuze wamu n’ebyobugaga ebibalirirwamu obukadde n’obukadde. Amaka agayidde, ga Gerald Mutebi nga ono ye nyini kampuni ya ‘Smart’ ekola waragi ayitibwa Mood Gin nga ono matuuze ku kyalo Nalugazi, mu Division ye Busimbi, mu munisipaali […]

Gavumenti yakudamu okwetegereza engereka yemisaala empya.

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Oluvanyuma lw’abantu ab’enjawulo okuvaayo okuwakanya eky’okwongeza omusaala abamu ku bakozi ba govt ate abalala nebatafiibwako, kyadaaki government ekiriza okudamu yetegereze olukangaga lw’omusaala luno. Ebimu ku bisinze okunyiiza abakozi ba government kwekongeza abasomesa ba sayansi  nga bano baakufuna obukadde 2, songa banaabwe abasomesa […]

Father Lukodo agobye olukungaana lwa ssiriimu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Minister omukwasisa wempisa nobuntu bulamu Fr Simon Peter Lokodo ayimirizza olukiiko olubadde lugenda okutuula olukwata ku ssiriimu, ngategezeza nti lwategekeddwa kutumbula bisiyaga. Bwabadde awayaamu naba Daily Monitor Fr Lokodo ategezeza nti olukiiko luno lubadde lutegekeddwa akakiiko akavunazyizibwa okulwanyisa ssiriimu aka Uganda Aids Commission naba Most-At-Risk […]

Ba Minista bakubaganye empawa

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minister webyuma bi kalimagezi nebyamawulire Frank Tumwebaze akubaganye empawa ne munne owa Kampala. Tumwebaze ategezeza banamwulire nti olukiiko lwaba minister olwa cabinet lwasazeewo okwongeza abakulembeze mu Kampala emisaala, mu mbalirira yomwaka gwebyensimbi 2018/19. Wabula Kamya byawakanayizza. Bwabadde ayogerako naffe minister wa Kampala […]