Amawulire

Omusajja afumise mukyala we

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa James Mawalo owemyaka 28 yafumisse  mukyala we   Pauline Nakityo owemyaka 25 nga  omukozi mu bbanka ya Centenary ku ttabi ly’e Mukono. Ono mu kiseera kino apokyezza mu ddwaliro e Mualgo ekiso kyamuyuzizza olubuto, ku bbeere nemu mugongo nga kati embeera gyalimu yelarikirizza. […]

Cholera akakasiddwa e Tororo ne Malaba

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ekifananyi: Kijiddwa mu bikadde Ministry ye’byobulamu ekakasizza okubalukawo kwekirwadde kya Cholera mu district ye Tororo ne Malaba. Bino webijidde ngabantu 7, ezaabwe baavunise abasing kyebabadde bogeddeko ngekirwadde kyebatategeera. Bwabadde ayogera eri palamenti akakwungeezi kano, minister omubeezi owebyobulamu Sarah Opendi akakasizza nti bekebejezza […]

Buganda ettongozza entekateeka z’omwoleso gwebyobulmbuzi

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

  Bya Shamim Nateebwa Olunaku olwaleero obwakabaka bwa Buganda butongozza kawefube aganda okugobererwa  mu kutegeka omwoleso gwa Buganda  ogw’omwaka guno 2018. Okusinziira ku ntekateeka, omwoleso gugenda kutandika nga 24th June gumale sabiiti namba, nga gwakubaamu ebyobulamubuzi, obusuubuzi nebikwata ku butonde bwensi. Bwabadde eyogerera mu kutongoza […]

Omusango gwa Sheik kamoga gwongezedwayo.

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ejulirirwamu etadewo olwa nga 18 May nga olunaku kwegenda okuweera ensala yaayo kukusaba kwa Sheikh Muhammad Yunus Kamoga nga ono ayagala akirizibwe okuwoza nga ava bweru wa kooti. Kinajukirwa nti omukulu ono yakaligibwa obulamu bwonna oluvanyuma lw’okusingisibwa emisango egy’ekusa kukutta abasiramu,kyoka […]

Abalaalo batandise okusenguka mu mambuka g’egwanga.

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya  Patrick Ebong.     Tutegeezeddwa  nga abalaalo abaali beesibye mu mambuka ge gwanga  bwebamazze okwamuka ebitundu nga  Lango, Acholi ne  West Nile  nga  ne nsalesale eyabaweebwa tanagwaako. Twogedeko ne Maj Telesphor Turyamumanya ayogerera amagye ga UPDF mu kibinja eky’okuna n’agamba nti ente ezisoba mu […]

Aba DP balumirizza ebibiina byabakozi

Ivan Ssenabulya

May 1st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina ekya Democratic Party banenyezza ebibiina ebitaba abakozi olw’okuyambako mu kubonyabonya abakozi be gwanga. Bwabadde eyogerako ne banamawulire, omwogezi w’ekibiina DP Kenneth Paul Kakande agambye nti bano bakukuta ne gavumenti ate okunyigiriza abakozi, ngebisinga byafuuka mikwano gya gavumenti. Ono wayogeredde bino ngebibiina […]

Abasawo abatendekebwa batadde wansi ebikola

Ivan Ssenabulya

May 1st, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Nga Uganda ekuza olunnaku lwabakozi olwaleero, abasawo abakyali mu kutendekebwa nate batadde wansi ebikola nga bawakanya ekyokulwawo okubasasula ensako yaabwe. Presidenti owabaana bano Robert Lubega ategezea nti mu myezi ebiri ejiyise, gavumenti ebadde tebakombya ku munwe gwa nnusu. Kati bano balangiridde akediimo […]

Aba NOTU bagamba nti mu ministry yebyobulamu erjjuddemu entalo

Ivan Ssenabulya

May 1st, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Ssentebbe owekibiina kyabakozi mu gwanga ekya NOTU Usher Wilson Owere asabye omukulembeze we gwanga, okunogera eddagala ebizibu ebiri mu ministry yebyobulamu. Owere abadde ayogerera ku mikolo gino, kwekutegeeza president Museveni nti ministry ejjuddemu okulwanagana. Ono ategezeza nti omukulembeze we gwanga talimbibwa nti […]

Presidenti agambye abakozi ba gavumenti nti bajira balindako ebyo’musaala

Ivan Ssenabulya

May 1st, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Abakozi ba gavumenti abasaba okubongeza emisaala, bakulinda, era ensonga zaabwe ssi zakukolebwako kati omukulembeze we gwanga YKM bwategezeza nti akyayagala kukola nguudo. Kino kidiridde akulira ekibiina kyabakozi mu gwanga ekya National Organization of Trading Union Usher Wilson Owere, okusaba president Museveni nti […]

Enkuba egootanyizza emikolo gyokukuza olunaku lwabakozi.

Ivan Ssenabulya

May 1st, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba ne Getrude Mutyaba.   E ssembabule ewali emikolo egy’okukuza olunaku lwabakozi agavaayo galaga nga emikolo bwegitandise wabula nga gigootanyiziddwa enkuba ekedde okufudemba. Mukaseera kano abakungu ba government batandise okutuuka, era nga akadde konna ne president era nga yemugenyi omukulu wakutuuka. Okusinziira ku […]