Amawulire

FDC erangiridde emikolo gya’bakozi egya’yo

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa ne Ivan Ssenabulya Uganda yakwegatta ku nsi yonna okukuza olunaku olw’abakozi, olwemkya. Emikolo gye gwanga emitongole gitegekeddwa okubeera mu district ye Ssemababule. Wabula owaleero abekibiina kya FDC balangiridde emikolo egyabwe, ejigenda okukwatibwa mu district Buikwe. Bwabadde ayogereko ne banamawulire Habib Buwembo akola […]

Okusaba kwe gwanga kulangiriddwa

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Waliwo abanadiini abasazeewo okutekateeka okusaba okwegwanga lyonna, nga bagala okusabira ebikolobero  eby’obumenyi bw’amateeka ebisusse mu gwanga. Bano webaviirideyo ngebikolwa eby’okuwamba, obutemu, okunyaga n’okulya enguzi byeyongedde mu gwanga lyonna. Bwabadde eyogerako ne banamawulire Apostle John Bunjo  owa Christian Restoration Ministries International agamba nti […]

Abantu babiri bafude Busoga.

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Wano e  Bugiri  waliwo omusajja wa myaka  65  agonose naafa, nga ono abadde mu baala  mu kabuga ke Busowa Omugenzi ategerekese nga Canani Mugoya nga ono abadde yasuze mu baala nga yeewamu, bubade bukya naafa. Twogedeko n’ayogerera police yeeno  James Mubi  naakakasa […]

Gavumenti ewabuddwa ku alipoota ezikolebwa ku Makerere .

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Government etegeezedwa nga  bwegwana okutandika okusoma alipoota zonna ezizze zikolebwa ku mivuyo gya Makerere , olwo etandike okuziteeka munkola mukifo ky’okulagira okunonyereza okulala. Kinajjukirwa nti gyebuvudeko omukulembeze yalagira wakolebewo okunonyereza e makerere, era Rwendeire report  n’ekolebwa, songa bino byagenda okubaawo nga Omaswa […]

Enkyukakyuka ezikolebwa mu Police zitandise okusiimibwa.

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Ebitongole  by’obwanakyeewa  ebirwanirira edembe ly’obuntu bitandise okusiima enkyukakyuka ezikolebwa mu police ye gwanga. Bino bigidde mukadde nga abakulu mu police bangi bazze bakyusibwa, nga kwogesse  n’okuggala police ye Nalufenya ebadde etwalibwa nga akattiro. Twogedeko n’akola ku by’amawulire mu  kibiina ekya Human rights […]

Abakyala abakoseza enkola ey’ekizaala gumba beeyongedde.

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo okunonyereza okukoleddwa nekizuuka nga mu Uganda abakyala abakozesa enkola ey’ekizaala gumba baweze akakadde kalamba. Bwabadde eyogerera mu tabamiruka w’abakola ku nsonga z’ekizaala gumba, akkulira ekitongole  ekya Reprooductive Health Jackson Chekweko n’agambye nti abakyala bangi batandise okufaayo ku baana bebazaalaa, kyagamba nti […]

Munamateeka awabudde ku bwananyini bw’etaka.

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Government ya Uganda esabiddwa okutwala akadde yeetegereze obwananyini kutaka mubuli kitundu olwo lwenaafuna engeri  gyegagenda okugonjoolamu enkayana kutaka. Bwabade eyogerere mu lukungana olw’okukubaganya ebirowozo kwebyo ebyakatuukibwako mu kunonyereza kwakakiiko kebyetaka, Munamateeka Peter Mulira  agambye nti government obutamanya bwananyini kutaka, ko n’enjawuka okusinziira […]

Poliisi yekyakulembedde mu kutulugunya banamawulire

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi ekyenyweredde mu kiffo ekisooka mu bitongole ebityoboola edembe lyabanamwulire, okusinziira ku alaipoota ekwata ku dembe lyobuntu eya 2017 aba Human Rights Network for Journalists gyebafulumizza. Eno ye alipoota eyomulundi ogwomwenda, ngeraze nti mu mwaka 2017 emisango 113 egyokutulugunya banamwulire gyegyawandisibwa mu […]

Abagenda ku Yunivasite bakusomesebwa mwoyo gwa gwanga

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye Abayizi abamaliriza S6 abasoba mu 1000 baganda kutendekebwa mu nkola eya mwoyo gwa gwanga, nga tebanegatta ku matendekero aga waggulu mu August womwaka guno. Commissioner avunayizibwa ku ntekateeka ya Mwoyo gwa gwanga Brig. Patrick Mwesigye ategeeza nti okubangulwa kugenda kutandika olunnaku lwenkya, […]

37 Bakwatiddwa e Masaka

Ivan Ssenabulya

April 27th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Ekifananyi: kijiddwa mu bikadde Poliisi ngeri wamu n’ebitongole byebyokwerinda omuli amagye bakoze ekikwekweto mwebayooledde abatebrezebwa okubeera abamenyi b’amateeka 37 mu kibuga kye Masaka. Ekikwekweto kino kikoleddwa mu gombolola ya Katwe-Butego mu bifo eby’enjawulo. Abamu ku bakwate basangiddwa namajambiya, embazzi, ennyondo, enjaga, ebyuma […]