Amawulire

Abantu babulijjo balekeddwa mu kugaziya ekibuga

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina kya Democratic Party bagamba nti abantu babulijjo batekeddwa okutekebwa butereevu  mu ntekateeka yokugaziya ekibuga Kampala. Bwabadde ayogera ne banamawulire ssabawandiisi wekibiina Gerald Siranda agambye nti mu ntekateeka egenda mu maaso, abantu babulijjo balekeddwa bbali. Anokoddeyo obwagagavu bwebibuga mu Africa nga Lagos […]

Abalamuzi 5 bebagenda okuwulira ogwe’kkomo ku myaka

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti etaputa ssemateeke eronze ekibinja kyabalamuzi 5 abagenda okuwulira omusango  gwabantu abawakanya ekyokujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga. Abalamuzi abalondeddwa kuliko amyuka ssabalamuzi  Alfonse Owiny Dollo, Remmy Kasule, Elizabeth Musoke, Kenneth Kakuru ne Cheborion Barishaki. Wabula era basazeewo okukyusa olunaku oluibadde […]

Mwiru alayiziddwa

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka wa Jinja East omugya, mu palamenti Paul Mwiru has akubye ebirayiro olwaleero luno. Mwiru okuva mu kibiina kya Forum for Democratic Change yawangula owa NRM Nathan Igeme Nabeeta mu kulonda okwali okwokuddibwamu. Mwiru ebbanga lyonna abaddenga ayita mu kalulu ka nvunula-bibya […]

E mubende abasobya ku baana bataayaaya.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti. Kansala akikirira egombolola ye Kigando ku lukiiko lwa district ye Mubende Muhwezi Patrick alaze okutya olw’ebikolwa eby’okusobya ku baaba ebyeyongedde mu kitundu kino. Ono ategezezza nga bwebaze bekubira enduulu eri police ku basajja abasobya ku baana abato wabula nga police ebata awatali […]

Omusomesa asobezza ku mwana gwasomesa.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. Wano e Mpigi Police ekutte omusomesa wa myaka 32 nga ono emulanga gwakudda ku kaana ka myaka – 14 n’akasobyako. Joseph Kamukama nga ono yatwala police ye Buwama agambye nti omusomesa ono owa  God’s Mercy Junior School  ku kyalo Ssenyondo  yaakwatiddwa oluvanyuma […]

Ababbye kuleti za biya bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Mu kooti: Abasajja babbiri gabamyuse nga batwalibwa mu komera e Luzira kubigambibwa nti babye crate za biya enkalu 14. Nkurunziza Erick ow’emyaka 19 ne mune Museveni Moses myaka 35 bebasomeddwa omusango gw’obubbi mu kooti ya city hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka Patrick Talisuna […]

Ekirwadde kya Muwogo kirumbye kiryandongo.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Ndaye moses. Waliwo ekirwadde kya muwogo ekirumbye abantu be Kiryadongo, kyabagamba nti kisemberedda okubassa enjala nobwavu.   Twogedeko ne Sarah Kirya nga ono yomu kubatuuze , nagamba nti yalima yiika  7  , nga asuubira okujjamu obukadde butaano, kyoka kyamulumye okulaba nga yajjemu emitwalo  300,000  […]

Ababundabunda bakosa obutonde bwensi.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Government esabiddwa okwanguwa okunonyeereza kungeri ababundabunda, gyebakosezaamu obutonde bwensi mu bifo gyabakunganira. Bino byogeddwa Moses Mandebo  akulira ekibiina ekya Approaches to Rural Community Development  ekisangibwa mu Arua,  nga  ono agamba nti Arua yokka esuza ababundabunda kumpi emitwalo 200,000, kale nga bano kyebakoze […]

Akulira banka enkulu ali mukabiga.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye. Ebibiina by’obwanakyeewa ebikola kuogwokulwanyisa enguzi bitabukidde  akulira banka enkulu ya uganda Proff. Tumusiime Mutebire nga ono bamulanga  kugezaako kusoomoza buyinza bwa kalisoliiso wa government Kinajukirwa nti ebitongole bino byafunye obutakaanya oluvanyuma lwa kalisoliiso wa governmet  omukyala Iren Mulyagonja okugezaako okunonyereza ensonga lwaki […]

Aba FDC balagidde amasinzizo okuboola ababaka

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2018

No comments

Bya Derrick Wandera Abekibiina kya FDC basabye abakulembeze benzikiriza okuboola ababaka bonna 317, abalonda nebawagira ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwabadde ayogera ne banwmulire omwogezi wekibiina, Ibrahim Ssemujju Nganda asabye bano obutaweebwa buziondaalo kwogera neobutabayaita uyadde mu masinzo mu nnaku znekulu eza Easter […]