Amawulire

Akaligiddwa mayisa lwakusadaaka muntu.

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2018

No comments

Bya Eriya Lugenda.   Omulamuzi wa kooti enkulu ey’e ukono Margret Mutoni aliko omusamize ggwaakalize  amayisa  oluvanyuma lw’okumeggebwa omusango ggw’okusaddaaka omuntu. Godfrey Wasswa ow’emyaka 24 nga mutuuze w’ekitimbwa mu district ye Kayunga yawereddwa ekibonerezo kino nga kiddiridde okukkiriza nga bweyasaddaaka Saulo Kajura eyalina emyaka 19 […]

Eyasobya ku w’emyaka 7 asindikiddwa mu kooti enkulu

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omusajja ow’emyaka 22 agambibwa okusangibwa nga asobya ku kawala ak’emyaka 7 gyoka asindikiddwa mu kkooti enkulu atandike okuwerenemba n’omusango, gw’okusobya ku mwana atanetuuka. Bogere Julius ng’akumibwa mu kkomera e Luzira okuva mu mwezi gw’omwenda 2017 olwaleero asimbiddwa mu kkooti ya City Hall […]

Abe’Mukono bawaddeyo e mmotoka eya’bbibwa mu Kenya

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi ye Mukono eriko mmotoka gyeyasuuza ababbi, kika kya Loole ISUZU namba KCA 522/D nga kigambibwa nti yali yabbibwa okuva mu gwanga lya Kenya. Mmotoka eno yakwatiddwa mu kibuga e Mukono ngebadde ennonyezebwa okuva lweyabbibwa omwezi oguwedde. Samuel  Waituru omutuuze we Nakuru […]

Abavubuka bagala Tanga Odoi Agobwe

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Derric Wandera Ekiwayi kyabavubuka mu kibiina kya NRM kiwandikidde omukulembeze we gwanga, ssentebbe wekibiina Yoweri Museveni nga bagala agaobe, ssentebbe webyokulonda Dr Tanga Odoi mbagirawo. Mu bbaluwa eno gyebawandiise nga March 6 2018, NRM ono bagala agobwe olwebigambo bye byebagamba nti bimenya amateeka gekibiina. […]

Ochola agaanye okwogera nabannamawulire .

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Ssabapoliisi we gwanga omugya Okoth Ochola, atandise emirimu gye egyamulonzezza. Bwabadde yakamala okulabikako eri akakiiko ka palamenti akasunsula abalondeddwa, akakubirizibwa spiika Rebecca Kadaga, Ochola atambudde butengerera obutabaako kyanyega eri abamawulire waddenga bangi babadde bamulindiridde nabamu nebabaako ebibuuzo byebamukasukira. Enkola etera okuberawo, abakava […]

Amasomero gagadwa e Bukomansimbi.

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Malik Fahad. EBukomansimbi waliwo amasomero  12 agagaddwa , nga gano gano kigambibwa nti tegalina bisanyizo. Amasomero agagaddwa kuliko  St John Misenyi, Kyakamunya primary school, St Kizito Primary School, ko ne Aunt Marry primary school ko n’amalala. Twogedeko ne Fred Mutebi nga ono yakulira okulambula […]

Gen Elly Tumwine yeyamye okuzza obutebenkevu mu gwanga.

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses. Kukono ye Martin Okoth Ochola, mumasekati ye Gen Elly Tumwine ate kudyo ye Brigedier Muzeyi Sabiti. Minister omujja agenda okukola ku by’obutebenkevu  bwe gwanga Gen Elly Tumwine wetwogerera amaze okugasimbagana n’akakiko akasunsulamu abalonde ba president aka parliament. Mukwogera Gen Tumwine ategeezeza nga […]

Omwana eyakubwa empiso enkyamu atandise okuvunda.

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa.   Abazadde b’omwana ow’emyezi etaano basobedwa eka nemukibira oluvanyuma lw’omwana waabwe okutandiika okuvunda  omubiri gwona , nga bagamba nti kino kyatandika oluvanyuma lwokukubwa empiso enkyamu Bano batuuze be Kyagwale mu district ya Hoima ,era nga omwana eyakubwa empiso ye Byamukama Ivan . […]

Ababba omuceere bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Bugiri  police ekutte abantu 2 nga bano bagambibwa okubba omuceera okuva mu company eya Kibimba. Bano kigambibwa nti balina ekibinja kinene, era nga baludde nga bagenda mumuceera gwa kibimba nebakungula mu budde bwekiro. Kati ayogerera police yeeno James Mubi  agamba nti […]

Abazigu basse omukulembeze wa Boda Boda 2010

Ivan Ssenabulya

March 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abaziggu abatanategerekeka bazingizza abadde omwogezi  wekibiina kya Boda boda 2010 mu divizoni y’e Kira nebamutta nebakuliita ne boda ye. Isma Mubiru abadde akola nomugenzi ku stage ya Railway e Kireka ategeezezza nti abazigu abataategeerekese munnaabwe baamuwambye okuva mu maka ge nebamutwala gye […]