Amawulire

Enjuki zirumye abaziisi

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Sadati Mbogo Wabaddewo katemba atali musasulire ku kyalo Buwere mu gombolola y’e Buwama mu district y’e Mpigi oluvanyuma lw’enjuki okukyankalanya amazika ga Ssalongo Mutumba Johnson eyafudde, gyebwavuddeko. Kigambibwa nti enjuki okutandika okulumaaluma abakungubazi kivudde ku bekika okunyooma n’okuvvoola ekiraamo kyomugenzi eyali yategeeza nti bw’afanga, […]

Ssabawaabi wemisango alagidde okusaba kwa Kirumira kugobebwe

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Ssabawaabi wa gavumenti alagidde kooti ya Buganda Road  okugoba okusaba kwomusirikale wa poliisi eyali DPC we Buyende Muhammad Kirumira ayagala ayimbulwe ngawakanya ekyokuwozesebwa mu kooti ya poliisi ekwasisa empisa. Akiridde wofiisi ya DDP nga ye muwaabi wa gavumenti ku kooti ya Buganda […]

Gavumenti egasse abagalana mu bufumbo

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Stephen Otage Mu Kampala abagalana bakedde mu kibuga okwegulira ku birabo ebyokuwa abagalwa baabwe. Yyo gavumenti esazeewo okuyambako emigogo gyabagalana 8 okufumbiriganwa mu butongole. Essaawa wezaweredde 5 ezokumkya ngekiri ku mwaliriro ogwokutaano ku George Street mu wofiisi ya Registrar General, nga Mercy Kainobwisho, yakulembeddemu […]

Abasomesa be Makerere bakwekalakaasa.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.   E Makerere agavaayo galaga nga abasomesa beeno abasomesa olw’egulo bwebategeeezeza nga bwebagenda okudamu okugaana okukola nga kino kidiridde university okulemwa kubawa obusiimo bwabwe nga bweyabsubiza Kinajukirwa nti bano  mu mwezi oguwedde baali baateka wansi ebikola  nga bagamba nti babanja, era univesty […]

Okugaba omusaayi okubade kutegekeddwa FDC kugudde butaka.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Leero Bannakibiina kya FDC  baakedde kutuula wali ku kitebe kyabwe  e Najjanankumbi okwetaba mu kugaba omusaayi, kyoka bakanze kulinda abakugu okuva mu kitongole ekigaba omusaayi bagukime nga  mpaawo atuuka. Amyuka ssabawandiisi wa FDC Harold Kaija, agamba nti babade bakaanyiza naba Blood transfusion […]

Ababudamye ababundabunda balaajanye.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Ababaka ba Parliament okuva mu West Nile batabukidde government nga baagala eveeyo etunule mu by’enjigiriza  mu district ezibudamya ababundabunda . Mukaseera kano uganda esuza babudandabunda 1.4 okuva mu mawanga nga Sudan ne Congo  era nga abasing babeera mu West Nile . Kati […]

Okusunsula abalamuzi abakalondebwa kutandika leero

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya  Moses Kyeyune. Olunaku olwaleero  akakiiko ka parliament akakasa abalonde ba president lwekatandise  okusunsulamu abalamauzi 14 omukulemebeze we gwanga beyakalonda okwegatta ku kooti ejulirirwamu ne kooti enkulu. Abamu kubalamuzi abagenda mu kooti  ejulirirwamu  kuliko Justice Christopher Madrama, Justice Stephen Musota, Justice Percy Tuhaise  ne  Justice […]

Abakulira amasomero abasuka mu 180 baakukyusibwa.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. SAM KULOBA. Komisona wa secondary Ministry ekola ku by’enjigiriza  etegeezeza nga bwegenda okukyusa abakulira amasomero abawerera 187 ko nababamyuka okwetoloola egwanga lyona. Twogedeko ne commissioner akola kubya secondary  nagamba nti agamu ku masomero gabade tegalina bagakulira kubanga abamu baagenda songa abalala baafa. […]

Bannayuganda basabiddwa okusiiba nga bakuuma obutinde bwensi.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.     Banna- uganda basabidwa okuyingira  ekisiibo n’obumalirivu obw’okukuma obutonde bwensi. Bwabadde ayogerera mukusaba okw’okusiiga vvu wali ku parliament amakya ga leero ssabalabirizi we kanisa ya uganda kitafe mu katonda Stanley Ntagali  agambye nti singa ekyamangu tekikolebwe, uganda eyolekedde okufuuka edungu lyenyini. Ono […]

Aduumira Police mu kampala eyamaserengeta anonyerezebwako.

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Ekitongole kya police ekikwasisa empisa kitegeezeza nga bwekikute abaserikale baakyo bana   okuva mu  maserengeta ga kampala ,  nga bano balangibwa kwetaba kukunyaga banansi ba  South Korea  babiri. Twogedeko ne Vincent Ssekate nga ono yayogerera ekitongole ekya Professional Standards Unit n’agamba nti […]