Amawulire

Gavumenti yakusanyawo eddagala tanni 1500

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abaddukanya etterekero lye ddagala aba National medical stores bavuddeyo okutangaaza, ku ntekateeka yaabwe ne ministry yebyobulamu okusanyawo eddagala erikaddiye nebikozesebwa eviralala mu malwaliro. Olwaleero omuwandiisi owenkalakalira mu ministry yebyobulamu Dr Diana Atwine alangiridde nti gavumenti egenda kusanyawo eddagala eriri wakati wa tonne […]

Daily Monitor ne NSSF bakuddukirira amasomero

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Ekitavvu kyabakozi ekya National social security Fund kiriko obukadde 400 zekyawudde, okuddukirira mu kuddabiriza amasomero mu kibuga nga bali wami ne KCCA ne Daily Monitor. Ssenkulu wekitavvu Richard Byarugaba agambye nti okusinga esnsimbi zino zigenda kuva mu misinde egya Kampala Hash seven […]

Omukago gwa Mukono ne Sweden

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakulembezze mu kibuga kye Mukono basse omukago ne Rotory Club mu kibuga kya Viermby mu gwanga lya Sweden, okufunira abavubuka mu kitundu emirimu n’akatale k’ebyemikono. Mayor we Mukono George Fred Kagimu abadde mu gwanga lya Sweden, endagaano eno ey’emyaka 3, gyeyatukiddwako. Kagimu […]

Eyatolose ku poliisi alula

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi okuva e Mukono etasizza omusajja okuva ku batuuze ababade bagala okumumiza omusu, oluvanyma lwokutoloka ku poliisi e Mbalala. Ivan Okello owemyaka 30 omutuuze ku kyalo Mbalala yawonye okutibwa, abatuuze bwebamukakanyeko nebamukuba nga bamulanga bubbi. Ono okukwatibwa kyadiridde okumenya amayumba gabatuuze nnabba […]

Aba FDC bakuwandiisa Paul Mwiri olwe’nkya

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya FDC olunnaku olwenkya bagenda kuwandiisa omuntu waabwe Paul Mwiru okuddamu okuvuganya nate ku bubaka bwa palamenti. Kino kyadirira kooti ejjulirwamu okusazaamu okulondebwa kwa munna-NRM Nathan Igeme Nabeeta ngomubaka wa Jinja East palamenti era ekiffo kinop nekisgala nga kikalu. Omwogezi wekibiina […]

Bikumi na bikumi okuva mu DR-Congo baddukidde mu Uganda

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okulwanagana kwamawanga mu Buvanjuba bwe gwanga lya Democratic Republic ya Congo kuwalirizza abanu abali mu bikumi nebikumi, okudduka egwanga nebesogga mu Uganda. Bano okusinga bayita ku nyanja Lake Albert ku nsalao mu bininja abeingi okuyngira muno. Okulwanagana kuno okusinga kuli ku kyalo […]

Lukwago addukidde mu kooti okuwawabira Betty Kamya

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Lord Mayor wa Kampala Elias Lukwago awalabanyizza minister wekibuga ekikulu Kampala, Betty Kamya Turomwe okumutwala mu kooti enkulu ngamunenya okuyingiriranga emirimu gyolukiiko lwe olufufuzi olwa executive nokubatyoboola. Lukwago agamba nti obuyinza bwe nabakaulembeze abalala abalonde buwambiddwa, oluvanyuma lwa Mukyala Kamya okuyingirira emirimu gyabwe. Ono […]

Munnansi wa America bamisindise Nalufenya.

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Munansi we gwanga lya America, eyakwatibwa olwokuyingiza ebyokulwanyisa muno mu bukyamu, police emusindise Nalufenya. Bwabadde ayogera ne bamawulire ku CPS mu Kampala, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima omukwate amumeye nga Paul Mathias Roger nga akakasizza nti bamugalidde e Nalufenya, okunonyereza kukyagenda […]

Abaana b’amasomero bakutandika okubudabudibwa.

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya  samuel ssebuliba Mukaweefube w’okumalawo enjawulo wakati wa baana abasomera mu byalo, ko n’ebibuga, abakulu mu kibiina ekigatta abakola ogw’okubudabuda abantu ekya Uganda Counselling Association batadewo ekiwayi eky’enjawulo  ekigenda okubudabuda abaana abali mu masomero. Kinajukirwa nti ebibuuzo ebya S.4  ebyakadda byalaze nga abaana abali mu […]

Omwana afiiride mu kidiba kyamazzi.

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Mayuge ku kyalo Bufulubi  agavaayo galaga nga  entiisa bwebuutikidde abatuuze nga kino kidiridde omwana ow’e myaka 10  okufiira mu kinya ky’amazzi. Afudde ategerekese nga Joel Mugoni  mutabani wa Yoweri Wanga  nga ono mutuuze mu gombolola ye  Immanyiro. Akola ku kunonyereza ku […]