Amawulire

Ebya ssiniya eyo’kuna bifulumye

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Moses Ndaye Ministry ekola ku by’enjigiriza wetwogerera nga emaze okufulumya ebibuuzo by’abaana aba S.4 nga  bino biraze nga abaana bwebaakola obulungi bwogerageranye ne babaabwe ab’omwaka 2016 Bwabadde afulumya ebibuuzo bino , ssentebe w’ekitongole kino ekya UNEB Prof.Mary Okwakol  agambye nti mu […]

Eyabba ensimbi za muganziwe akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Mu kooti:Omusajja ow’emyaka 45 asindikiddwa mu ku alimanda e Luzira kubigambibwa nti yabbye sente za muganziwe emitwalo kinaana. Avunibwa ye katoso simon nga ono asimibiddwa mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka ku city hall Beatrice kayinza emisango nagyegaana Kati ono omulamuzi amusindise […]

Ebyava mu bibuuzo bya S.4 bifulumizibwa leero.

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye Olunaku olwaleero ekitongole ekikola ku by’ebuuuzo ekya UNEB lwekigenda  okufulumyamu ebyava mu bibuuzo by’abaana abaatula S.4 omwaka oguwedde ogwa 2017. Twogedeko n’omwogezi wa ministry ekola ku by’enjigiriiza Patrick Muyinda, n’agamba nti omukolo guno gugenda kubeera wali ku office ya ssabaministter, era nga […]

Anywedde walagi namutta

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kasambya  mu gombolola ye kituntu mu district ye Mubende omuvubuka bweyekatankidde waragi womubuveera n’agwa ku kubo n’afa. Charles Ssebugwawo yeyekatankidde entabaaza bakadde n’emukanula era atambuddemu gumu ebiri n’agwa ku kubo n’afa. Abatuuze bategezezza ngono bw’aliko banne bwebawunzika […]

Abatuuze bagudde ku yetuze

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ku kyalo Golo mu disitulikiti y’e Mpigi abatuuze baguddemu enkyukwe oluvanyuma lw’okugwa  ku mulambo gw’omusajja eyetuze. Omusajja ono tamanyiddwa mu kitundu ngabatuuze kibabuuseko okumusanga nga yeeyimbyemu ogwakabugu. Atwala poliisi y’amaserengeta g’egwanga Joseph Ayiki ategezezza ngomusajja ono bw’atalina kimwogerako nga era bakyanonyereza ensonga […]

Ssentebbe we ggombolola bagala kumujjamu bwesige

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Mgembe Sabiiti Bakansala be gombolola ye Manyogaseka e Mubende bawadeyo ekiwandiiko ekijamu ssentebe waabwe Tandeka Jotham obwesige eri speaker wa district nga bamulanga kweyambisa bubi wofiisi ye. Ba kansala nga bakulembedwamu Nuwagaba Godon bawaddeyo ekiwandiiko kino ekiteredwako emikono gyabakansala 18 kwabo 20 abakiika mu councial […]

Ssemaka yetuze

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lweza ekisangibwa mu Mukono Central Division mu Municipali ye Mukono bwebasanze ssemaka atemera mu gyo’bukulu amakuumi 50 nga yeyimbyemu ogwakabuggu. Sam Ssebadduka kiteberezebwa nti abadde nebizibu, ebyamuyinze nasalawo okwetuga, ate abamu bagamba nti abadde atera okugwa akazoole. […]

E Mukono bakutte omubbi wa namba puleeti

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono eriko omuvubuka gwekutte ateberezebwa okubeera omubbi ne Namba Plate ze mmotoka 26. Adduumira Poliisi ye Mukono Rogers Sseguya ategeezezza nti omuvubuka ono atemera mu gy’obukulu 16 nga kisubirwa nti yoomu ku kabinja akabba nokusumulula Namba Plates ku bidduka by’abantu […]

Abe Butaleja babanjiza Museveni enguudo

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abatuuze mu district ye Butaleja batadde omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni ku nninga nti agwana atukirize ebisubizo bye gyebali, byeyakola emyaka 15 emabega. Bwebabadde bogerako ne bannaffe abolupapula lwa Daily Monitor ku mikolo gya Terehesita ejikyagenda mu maaso ku kisaawe e […]

Presidenti Museveni ayongedde okusubiza emirembe

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni ayongedde okukakasa egwanga nti tewali anayinza okutabangula emirembe. Buno bwebubadde obubaka bwe ku mikolo gyamagye ge gwanga egya Tarehecita egyomulundi ogwa 37 ejikwatiddwa mu district ye Butaleja. President Museveni atagezeza nti amagye ge gwanga gasobodde okutebenkeza […]