Amawulire

Makerere etandika leero okutikira abaana abasoba mu 14,000.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Olunaku olwaleero etendekero elya Makerere lweritandika okutikira abaana abasoba mu mitwalo 14,000 , nga gano gematikira ag’omulundi- 68th Okutikira kuno  kugenda kumaala enaku 4, era kutandiise leero kuggwe ku lw’okutaano. Amyuka akulira etendekro lino Prof Barnabus Nawangwe , agamba nti bano bebaana […]

Munnamwulire Muyanga Lutaaya abanjibwa obukadde 290

Ivan Ssenabulya

January 15th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Kooti enkulu e Jinja munamawulire, eyavuganya ku kiffo kyomubaka wa palamenti owe ssaza lye Bulamogi, Simon Muyanga Lutaaya okweyanjula ku Lwokusattu lwa wiiki eno nga 17th oluvanyuma lwokulemererwa okusasula ensimbi obukadde 290 eri eyamuwangula omusango Keneth Lubogo. Ebiwandiiko ebiyitra Muyanga Lutaaya, biyisiddwa […]

Emmundu 48 zezinunuddwa

Ivan Ssenabulya

January 15th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Alipoota ya poliisi ekyasembeyo ku nkozesa ye mundu eeraze nti, emmundu 48 namasasio 524 byebyanunulwa mu mwaka gwa 2017 gwokka ekitongole kya police flying squad. Bwabadde ayogera ne banamwulire batuzizza ku CPS mu Kampala, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza […]

Gen Mugisha Muntu agenze kwebuza ku bantu-banna FDC bamwanukudde.

Ivan Ssenabulya

January 15th, 2018

No comments

  Olunaku olw’aleero eyaliko omukulembeze w’ekibiina kya FDC Gen Mugisha Muntu bwatandise  kaweefube gweyalangira nga agamba nti ono wakwebuza kubannayunga  ku kyagenda okuzaako. Kinajukirwa waaliwo akatuubagiro nga omukulu ono yakawangulwa kubwa president bw’ekibiina kya FDC, ekyaletera n’abantu okulowooza nti yandiduka mu kibiina, kyoka nabategeeza nti […]

Chandi Jamwa asindikiddwa e luzira -wakumalayo emyaka 12.

Ivan Ssenabulya

January 15th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ejuliriiIwamu kyadaaki ekalize eyaliko akulira ekitavu ky’abakozi David Chandi Jamwa ku kibonerezo kya myaka 12, nga kino kidiridde abalamuzi ba kooti eno okusazaamu okujulirakwe  ku nsonga eno. Ono leero akedde kweyoka mu maaso g’abalamuzi basatu aba kooti eno , kyoka bonna […]

Abajja ekomo ku myaka gya president batwalidwa mu kooti.

Ivan Ssenabulya

January 15th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Ekibiina ekitaba banamateeka mu uganda ekya Uganda Law Society kidukidde mu kooti etaputa ssemateeka, nga bano kuwakanya ekyokujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga Bano mukugenda kooti bagenzeeyo nga bakulembedwamu president w’ekibiina kino Gimara,  munamateeka omukukunavu mu uganda Prof Fredrick Ssempbewa ko […]

Taata yegadanze ne muka mwana

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Mu district ye Kapchorwa waliwo omusajja wa myaka  53 akwatiddwa, nga kigambibwa yakakanye ku muka mutabani we n’amusobyako. Ayogerera police mu kitundu, Rogers Tayitika agamba nti amawano gano gabadde ku kyalo Kapckwata mu gombolola ye Chema. Ono agamba nti abatuuze bebaalabye taata […]

Ebibuuzo 2,559 byebikwatiddwa

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses ne Ivan Ssenabulya Ekitongolekyebigezo mu gwanga kikutte ebibuuzo byabayizi 2,559 lwakwenyigira mu kukoppa. Ssabawandiisi wa UNEB, Dan Odongo ategezeza nti baganda kukola okunonyereza, nokubyekenneya oluvanyuma balangirira ekyenkomeredde. Agamu ku masomero agakwatiddwa ebibuuzo byago kuliko Hope Lives Elementary P/S mu district ye Alebtong, […]

Omubaka acoomedde abalokole.

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Ivan ssenabulya. Omubaka wa Mukono South mu palamenti,  Johnson Muyanja Ssenyonga avumiridde abasumba abasiiba mu masinziizo nga basaba nebatabaako mulimu gwebakola oguvaamu ensimbi. Muyanja bino abyogeredde mu nsisinkano gyabademu n’abasumba b’abalokole ebegattira mu kibiina kyabwe ekya  Love, Peace and Unity Pastor’s Forum Muyanja agamba […]

Abaana basse kitaabwe.

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Polisi mu district ye   Kapchorwa ekutte abantu bataano nga bonna baaluganda, nga bano ebalanze kudda ku kitaabwe nebamutta. Abaakoze kino kuliko omukyala Kyerengati Beatrice ow’emyaka 45, nga ono yekobaanye n’abanabe 4 nebatta kitaabwe Patia Andrew nga bamulanga kuwasa mukyala mulala. […]