Ebyobulamu

Abalwadde e Mukono balajanye

Abalwadde e Mukono balajanye

Bernard Kateregga

May 20th, 2016

No comments

Abatuuze be Ntanzi mu gomboloola ye Ntenjeru district ye Mukono balajanidde gavumenti okuvaayo ebadukirire ku mbeera yebyo’bulamu embi mu kitundu. Bano bagamba balina endwadde ezenjawulo wabula eddwaliro lya gavumenti mu kitundu erya Kojja HC.IV tebabawa bujanjabi bwebetaaga. Bano okubadde nabakadde basangiddwa nga basinda bagamba abasawo […]

Ekirwadde kya Cholera kizzemu

Ekirwadde kya Cholera kizzemu

Bernard Kateregga

March 10th, 2016

No comments

Ekirwadde kya Cholera kizzemu okubalukawo mu disitulikiti ye Sironko nga tewanayita namyezi 2 nga kyekiggye kigoye abeeno. Kati abantu 3 bebakaweebwa ebitanda mu malwaliro agenjawulo.   Ku ntandikwa y’omwaka guno cholera yazingako ebitundu bye Mbale ne Sironko nga era yatta abantu 10 n’abalala nebaweebwa ebitanda. […]

Abasawo mubasseemu amaanyi

Abasawo mubasseemu amaanyi

Ali Mivule

February 9th, 2016

No comments

Minisitule y’ebyobulamu eweereddwa amagezi okuteeka amaanyi ku basawo abagaana okukolera gyebabasindika yadde mu byalo. Kino kigendereddwamu kukendeeza ku bbula ly’abasawo. Amagezi gano gaweereddwa ssentebe w’akakiiko akakola ku by’obulamu n’ategeeza nga abasawo bwebajja okusoboloa okugabanyizibwa kyenkanyi nemubitundu ebizibu okutuukamu. Mu mwaka gwa  2014-2015 akakiiko kawandiisa abasawo […]

Siriimu anafuya omubiri

Siriimu anafuya omubiri

Ali Mivule

February 3rd, 2016

No comments

Abakugu mu bulwadde bwa mukenenya bakizudde nti eddagala eriweweeza ku bulwadde bwa Mukenenya linafuya omuntu n’aba ng’akwatibwa mangu endwadde. Omukugu mu kunonyereza ku ndwadde ezibuna amangu, Dr. Damali Nakanjako agamba nti bekenenyezza abantu abatandika ku ddagala mu mwaka gwa 2008 wegwatuukidde mu mwaka gwa 2015 […]

Ab’omwenge bagenze mu malwaliro

Ab’omwenge bagenze mu malwaliro

Ali Mivule

February 3rd, 2016

No comments

Abasogozi b’omwenge batandise kawefube w’okubangula abantu ku kabi akali mu kunywa ennyo omwenge mu malwaliro. Omukulu mu kkampuni ya Nile Breweries Onapito Ecomoroit agamba nti kampeyini eno bagisoosezza mu bakyala abali embuto okulaba nti tebanywa mwenge kubanga gwa bulabe eri omwana. Kawefube eno bagenda ku […]

Ebola awedde mu Liberia

Ebola awedde mu Liberia

Ali Mivule

January 14th, 2016

No comments

Eggwanga lya Liberia lirangiriddwa ng’eriweddemu ekirwadde kya Ebola. Ab’ekibiina ky’ensi yonna ekikola ku byobulamu kyekirangiridde bino oluvanyuma lw’ennaku 42 nga tewali afunye bulwadde buno. Liberia yegasse ku Guinea ne  Sierra Leone abasooka okulangirirwa nti tebakyalina Ebola Wabula ekibiina kino amawanga gano gakusigala nga gatoba n’ebirekeddwa […]

Mulongoose amalwaliro g’emitwe

Mulongoose amalwaliro g’emitwe

Ali Mivule

January 7th, 2016

No comments

Minisitule y’ebyobulamu esabiddwa okwongera okulongoosa amalwaliro agajanjaba abalwadde b’emitwe. Abakugu mu nsonga z’emitwe bagamba abalalu basukkiridde ku makubo lwa gavumenti kulemererwa kubakuumira mu malwaliro. Omwogezi w’ekibina ekibudabuda abantu mu ggwanga Ali Male agamba abantu bano bafuukidde ddala ekizibu nga betaba mu buzzi bw’emisango okuli okulumba […]

Abavubuka ssiba kwekalakaasa

Ali Mivule

December 14th, 2015

No comments

Abatuuze mu disitulikiti ya Abim basazizzamu akediimo kaabwe kebabadde bategese okulaga obutali bumativu bwabwe ku ky’okuwumuza abasawo 3 abalambuza Dr. Kiiza Besigye eddwaliro lya disitulikiti nga liri mu mbeera mbi. Abatuuze bano basazizzamu akediimo kano oluvanyuma lw’omuwandiisi wenkalakalira Dr. Asuman Lukwago okuvumirira ekiteeso ky’okuwummuza abasawo […]

abalina siriimu baboolebwa

Ali Mivule

December 10th, 2015

No comments

Gavumenti esabiddwa okwongera okubangula abantu ku ngeri y’okukwatamu abantu abalina obulwadde bwa mukenenya. Akulira ekibiina ekigatta abalina mukenenya Dora Kikyonkyo agambye nti abantu bangi abalina mukenenya naddala abakyala bakyaboolebwa nga bangi babalaba ng’abenzi. Agambye nti bangi tebafiibwaako, tebafuna bujjanjabi ate nga tebafuna na bubaka bwetaagisa […]

Abalina omusaayi ogutakwata babaano

Abalina omusaayi ogutakwata babaano

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Obadde okimanyi nti waliwo abantu abalina omusaayi ogutakwata nga ssinga bafuna ekiwundu guyiika okutuuka lwebafa. Kakati abantu abasoba 50 beebasangiddwa n’embeera y’abantu balina omusaayi ogutakwata Bano babazuulidde mu nkambi ekubiddwa ku ddwaliro e Mulago ng’etegekeddwa abalwanyisa ekirwadde kino Omusawo e Mulago Mary Nziabake, agambye nti […]