Ebyobulamu

Eddwaliro ly’eMasaka teririna kukyuma kyokya kasasiro

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Eddwaliro lye Masaka liri mu buzibu olwa kasasiro ava mu ddwaliro lino, oluvanyuma lwekyuma ekimwokya okufa. Akulira eddwaliro lino Edward Kabuye agambye nti kati bakozesa emiwalo 10 buli wiiki okugula amafuta okwokya kasasiro ono. Wabula alabudde nti waliwo nabaleeta kasasiro okuva ebweru […]

Okwekebeza hepatitis B kukyagenda mu maaso e Mengo

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Minisita wa Buganda avunanyizibwa ku byobulamu nebyenjigiriza Owek. Prosperous Nankindu Kavuma, akubirizza abantu b’omtanda okujumbira okwegemesa ekirwadde kyekibumba ekya Hepatitis B. Mu kiseera kino olusiisira lwebyobulamu lugenda mu maaso e Mengo nga lwategekedwa ekitongole kyobwakabaka  ekya kabaka foundation . Owek Nankindu agambye […]

Abatunda emmere bagenda kubakebera

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Ab’obuyinza mu town council ye Lyantonde balabudde abaddukanya zzi loogi, ebiriiro bye mmere nebifo ebisanayukirwamu, ku kukola anga tebalina zzi kabuyonjo. Atwala ebyobulamu mu town council eno Titus Gutoosi agambye nti banagi bakola, naye tebalina buyumba bukyamirwamu, ekitadde obulamu bwabantu mu kabi […]

Eddagala ly’abagabi b’obuyambi libeera lyayitako

Eddagala ly’abagabi b’obuyambi libeera lyayitako

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye Eddagala erisinga mu gwanga eriva bagabi b’obuyambi libeera lyayitako obanga nerimu linatera okuyitako. Kino kibikuddwa ssentebbe ow’ekitongole kye ddagala mu gwanga ekya National Drug Authority Dr. Medard Bitekyerezo, nga bajaguza emyaka 25 nga balaungamya ebye ddagala mu Uganda. Ategezezza nti kino kiva […]

Okugema abasawo kwa leero e Kasese

Okugema abasawo kwa leero e Kasese

Ivan Ssenabulya

June 14th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ministry yebyobulamu olwaleero egenda kutandika ku ntekateeka yokugema, abasawo abajanjaba nokulwanyisa ekirwadde kya Ebola mu district ye Kasese. Minister wbyobulamu Jane Ruth Achieng yagambye nti kino, kigenda kuyamba okwetangira kirwadde kya Ebola, okusasaana. Wetwogerera ngabantu 2 bebakafa, waasigaddewo 1 ku bantu 3 […]

Bbokisi ze ddagala eziri mu 900 zikwatiddwa

Bbokisi ze ddagala eziri mu 900 zikwatiddwa

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ministry y’ebyobulamu nga bali wamu ne poliisi baboye box ze eziri mu 900, nebakwata nabantu amakumi 30 ababdde batunda eddagala lya gavumenti mu malwaliro gobwananayini nabamu okutunda eddagala ejingirire. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku media centre wano mu Kampala, minister webyobulamu Jane […]

Mukozese abayizi okusomesa obuyonjo

Mukozese abayizi okusomesa obuyonjo

Ivan Ssenabulya

April 15th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Ssentebbe wa district yen Iganga Patrick Kayemba asabye abaddukanya amatendekero gabasawo mu bitundu bya Busoga okweyambis abayizi baabwe, okudda mu bantu okubabangula nokubamanyisa ku bikwata ku kukuuma obuyonjo. Agamba nti basaanye bade mu bantu babangule okubabuliira, akabi akali mu bujama, ngemu ku […]

Amateeka getaagisa ku mekebejjezo

Amateeka getaagisa ku mekebejjezo

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Ministry yebyobulamu esabye ababazi bamateeka, okuvaayo namateeka amakakali, aganayitwamu okulwanyisa amakebejjezo oba laboratory ezitatukanye na mutindo. Akolanga kommissiona owa National Laboratory services Dr. Suzan Nabadda agamba nti okuyita mu mateeka, ebifo ebitatukanye na mutindo igwana kuggalwa. Agamba nti amakebejjezo nga gano gegavirako […]

Abalwadde ba Nalubiri bagala obujanjabi bubasemberere

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abazadde babaana abalina obulwadde bwa Sickle cell mu bitundu ebyesudde Kampala bawanjagidde gavumenti ebasembereze obujanjabi. Bino bibadde mu musomo gwa’bazadde abalina abaana abalwadde ogubadde ku ddwaliro lya Mukono Health Center IV. Abazadde bagamba basanga akaseera akazibu okubezaawo abaana kubanga obujanjabi buli Wala Mulago […]

Eddwaliro lye Mulago ly’akugulwawo mu myezi 5

Eddwaliro lye Mulago ly’akugulwawo mu myezi 5

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Eddwaliro lye Mulago lyakutandika okukola mu bbanga lya myezi 5, okuva kati ssinga gavumenti enaaba ebawadde obuwumbi 36 zebetaaga. Mu mwaka gwa 2014 Mulago omukadde lweyantika okudabirizibwa okulifuula eddwaliro eryuomulembe era erigenda okukola ku birwadde ebikambwe byokka. Mulago omukadde yeyekka abadde adabirizibwa. […]