Ebyobulamu

Ebibala bikola ku sukaali

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

Okulya ebibala nga apple n’entuntunu enzungu ziyite grapes kiyamba okukendeeza emikisa gy’omuntu okufuna obulwadde bwa sukaali. Ate bwo obubala obumanyiddwa nga blue berries bukendeeza obulabe okutuuka ku bitundu 26 ku kikumi okwawukanako n’ebibala ebirala. Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bantu abasoba mu mitwalo 18 mu ggwanga […]

Abaana abazaalibwa nga balina mukenenya bakendedde

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

  Omuwendo gw’abaana abazaalwa nga balina akawuka ka mukenenya bakendedde Ab’eddwaliro erijanjaba n’okubudabuuda abalina mukenenya ekya Mildmay bagamba nti buli mwezi abaana abazaalwa nga balina kawuka bali 14 bokka okwawukanako n’emabega bwebaali nga 40. Akulira eddwaliro lino,Dr.Babara Mukasa kino akitadde ku nkola eziyiza ba maama […]

Okuwandiisa abafa n’abazaalibwa

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

Ekitongole ekikola ku kuwandiisa abantu abazaalibwa n’abafa kisabye gavumenti kuvaayo n’enkola enayamba okulaba nti abantu bonna bawandiisibwa Ekitongole kino kigamba nti yadde tteeka nti abantu bonna abazaalibwa n’abafa bawandiisibwa, tekikoleddwa bulungi kubanga tewali nkola nnungamu ekirambika. Okusinziira ku alipoota eyakolebwa mu mwak agwa 2011,ku baana […]

Endwadde ezitawona

Ali Mivule

August 29th, 2013

No comments

Gavumenti erangiridde enteekateeka z’okutuusa obujjanjabi eri abantu abalina obulwadde obutawona mu districts 112 ezikola Uganda Ng’ayogerera mu lukiiko olukubaganya ebirowoozo ku nzijanjaba eno, minster Sarah Opendi agambye nti bagenda kutandika na kusomesa ba naasi abakola ku bantu bano nga tebannatuuka mu bitundu eby’enjaawulo. Ku bantu […]

Bakubaganye empawa

Ali Mivule

August 29th, 2013

No comments

Gavumenti ekubaganye empawa ku by’omusujja oguva ku nkwa ogumanyiddwa nga Congo Crimean fever. Yadde nga waliwo abantu abalala bana abaakakasiddwa okufuna ekirwadde kino, ate minister akola ku byobujjanjabi ebisookerwaako, Sarah Opendi agamba nti tewali muntu mulala era nga bafunye okutaayiza obulwadde buno obutagenda mu bitundu […]

Tewali bitanda

Ali Mivule

August 29th, 2013

No comments

Amalwaliro gonna mu ggwanga galina obuzibu bw’obutaba na bitanda Ministry ekola ku byobulamu egamba nti yeetaga obuwumbi 22 nga zino zakugula bitanda na mifaliso Minister omubeezi akola ku byobulamu, Dr Ellioda Tumwesigye agamba nga bafunye ensimbi zino omugotteko gujja kukendeerako mu malwaliro Ensonga eno  ereeteddwa […]

Temufuna mbuto nga muli bato

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Abaana abawala abafuna embuto nga bato bali mu bulabe bw’okufuna ebizibu ate ebisingako Abakugu mu nsonga z’abakyala bagamba nti buli muwala lw’afuna olubuto nga muto akosa obulamu bw enaddala nabaana kubanga aba tasobola kuwnairira lubuto Omusawo mu ddwaliro e Mulago Dr Charles Kiggundu agamba nti […]

Ekyuuma kizzeemu okufa

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Ekyuuma ekikola sikaani mu ddwaliro e kkulu ee Mulago kizzeemu okufa. Guno gwakusatu ng’ekyuuma kino kifa mu mwezi etaano gyokka Ekyewunyisa nti ekyuuma kino kyagulwa omwaka oguwedde ku buwumbi 2 Abalwadde 40 beebakolebwaako buli lunaku ku kyuuma ku shs emitwalo 12 Sikaani mu malwaliro amalala […]

Enjaga ekyuusa obwongo mu ssaawa

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Okunywa enjaga y’obuwunga kikyuusa obwongo bw’omuntu mu ssaawa busaawo nga yakagirya Enjaga eno esooka kuttattana bwongo olwo omunti n’ajja nga yeerabira by’abadde akola n’ekivaamu kwekukola obusolo. Okunonyereza okwazudde bino kwakoleddwa ku mmese era ng’abasawo bagamba nti bigenda kubayamba okwongera okutegeera engeri enjaga gy’ekosaamu abaginywa

Obujjanjabi eri abalina endwadde ezitawona

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Ministry y’ebyobulamu ebaze kunkola analambika obujjanjabi eri abantua balina endwadde ezitawona Minister omubeezi akola by’obujjanjabi obusookerwaako Sarah Opendi agamba nti kino kijja kuyamba abantu bano okufuna obujjanjabi obuli ku mutindo. Akulira ekibiina ekigatta abantu abalabirira abalwadde ab’ekika kino,Fatia Kinyange mukakafu nti ng’enkola eno ezze, omuwendo […]