Ebyobusuubuzi

Munnayuganda aleese enkola y’okusindika ssente

Munnayuganda aleese enkola y’okusindika ssente

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Omunna-Uganda ngasinziire mu gwanga lya America, aleese enkola emmpya eyokusindika ensimbi okusukka ensalo, okuyita ku masimu. Enkola eno yatuuse ku kale, nga kigenda kukola abantu okusindika ensimbi, wabula ku bwerere. Ham Sserujonjo yaleese ka application ku ssimu, keyatuumye Chipper cash, oluvanyuma lwokunonyereza […]

Gavumenti eri munteekateeka zakudabiriza olukuubo lw’eggaali y’omukka

Gavumenti eri munteekateeka zakudabiriza olukuubo lw’eggaali y’omukka

Ivan Ssenabulya

May 12th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye Oluguudo olw’eggaali y’omuka oluyitibwa Standard Gauge Railway sirwakuyimirira nga bw’ebibadde by’ogerwa wabula lw’akusirisamu akaseera katono okwongera okw’ekaanya engeri y’okulugusa mu bwangu ddala okutumbula entambula y’eby’amaguzi n’abantu mu Uganda ne Kenya. Bino by’ogeddwa Minisita avunamyizibwa ku nguuddo n’eby’entambula Monica Azuba Ntege, bw’abadde alambula […]

Omwalo gwe Kiboto bagugadde

Omwalo gwe Kiboto bagugadde

Ivan Ssenabulya

May 9th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye Abakulira eby’obuvubi mu disitulikiti ye Kalangala bagadde omwalo gwe Kitobo mu ssaza lye Ssese, nga kati abavubi bali mu maziga. Abavubi bagamba nti mu kiseera kino tebakyalina kyebakola okujako okutuula obutuuzi, nga wano basabye gavumenti ebadiremu. Akulira eby’obuvubi mu disitulikiti ye Kalangala […]

Ba musiga nsimbi balina essuubi

Ba musiga nsimbi balina essuubi

Ivan Ssenabulya

May 7th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Ba musiga nsimbi mu Uganda balina essuubi nti omuwendo gwabantu ogw’eyongera mu gwanga, kigenda kibayamba okwongera ku katale akebyemaguzi byabwe. Akulira kampuni yamasimu eya Techno, mu gwanga Shiva zhong agambye nti ssinga, Uganda esigala mu mirembe, ebyenfuna byayo bigenda kwongera okuyitimuka Ebibalo […]

Abasubuzi b’amatooke e Mbarara balajana

Abasubuzi b’amatooke e Mbarara balajana

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye Abasubuzi bamatoke abagagya mu bitundu bye Mbarara basobeddwa eka ne mukibira oluvanyuma olw’ebbeeyi yaago okulinya. Bano bagamba nti ekisinze okulinyisa ebeeyi yamatooke ye nkuba eyakuba ensuku zaabwe gye buvuddeko nga kati gaakendera mu bitundu bye Mbarara ne Isingiro Abasubuzi bategezeza nti ebbeeyi y’emmere ebadde […]

Abalimi b’ebikajjo basanyufu

Abalimi b’ebikajjo basanyufu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abalimi bebikajjo mu district ye Mayuge batenderezza omukulembeze we gwanga, Yoweri K. Museveni ku kyeyakoze okuyimiriza okuteesa ku bbago lya ssukaali, lyebatuuma Sugar bill, okutuua nga buli akwatibwako yebuziddwako ekimala. Ebbago lino lyali lyayisbwa palamenti, wabula ababaka nga bagaanye ekya zoning oba […]

Sudir awangudde ogwabanamateeka

Sudir awangudde ogwabanamateeka

Ivan Ssenabulya

April 29th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti yeby’obusubuzi egaanye banamateeka aba Sebalu, Lule and Company Advocates, obutaworereza DFCU bank, mu musango gwa nagagga Sudhir Ruparelia. Mu nnamula ye omumyuka womuwandiisi wa kooti Festo Nsenga agambye nti banamateeka bano  mu mwaka gwa 2016 baweebwa omulimu, okwekenneya endagaano zobupangisa bwabanatu […]

Abalimi betaaga ensawo okubawagira

Abalimi betaaga ensawo okubawagira

Ivan Ssenabulya

April 25th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Gavaumenti esabiddwa okubangawo ensawo eyenjawulo okuwagira abalimi, okuva ku nnima eyokulya, wabula betanire okulima okwebyobusubuzi okufuna ssente. Gavumenti wetwogerera nga yabakana ne kawefube okutumbula ebintu ebikolebvwa wano, webatuuma Buy Uganda, Build Uganda. Wabula okusinziiraku akulira ebyobusubuzi mu kampuni ya Harris international Ahmed-Hussein […]

Amasundiro g’amafuta galabuddwa

Amasundiro g’amafuta galabuddwa

Ivan Ssenabulya

April 25th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses District ye Wakiso, Mukono ne Kayunga zinokodwayo nti zezikulembedde, mu kubeera namasundiro agatundaamafuta agatatukanye na mutindo. Akulira ebyemirmu mu kitongole ekivunayizbwa ku mutindo mu gwanga ekya, Uganda National Bureau of standards Peter Kitimbo, agambye nti amasundiro manage byegakola byawukana kubye byebabalambikira. Agamba […]

Abmayumba bawakanyizza omusolo gwa KCCA

Abmayumba bawakanyizza omusolo gwa KCCA

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye Bannanyini mayumba mu kitundu kye Wabigalo mu division ye Makindye, wano mu Kampala bemulugunyiza ku musolo gwa mayumba ogwa property rate tax ogwabagerekeddwa ekitongole kya KCCA. Bwebabadde basisinkanyemu abakungu okuva mu KCCA ba landlord bawakanyiza ekyokubasasuza ebbanja ly’omusolo ekadde. Bano mungeri yeemu […]