Olwali

Peter Schmeichel amazina gamutabula

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MANCHESTER Newankubadde asinga kumanyibwa lwa kukwatira Man United ggoolo mu gy’e 1990, Peter Schmeichel , 49, yalaze nti alina ttalanta eziwerako. Schmeichel y’omu ku baalondeddwa okwetaba mu mpaka z’amazina ezitegekebwa Man United era nga ziyitibwa ‘Dancing with United’, era Gary Neville agenda kubeera omu ku […]

Ebyana byasazeeko David Beckham mu kalango

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MARBELLA (Omupiira) Abawagizi b’omupiira bagamba nti David Beckham ye muzannyi w’omupiira asinga okwettanirwa mu buli kanyomero ka nsi. Ku wiikendi Beckham yabadde ku kizinga ky’e Marbella mu Spain ng’akolera kkampuni ya Adidas akalango kyokka byana biwala byabadde bimwebulunguludde ng’oyinza okulowooza nti yabadde agaba ssente. Mu […]

Mmotoka ya Mario Balotelli eyogeza abawagizi obwama

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MANCHESTER Kibeera kizibu oli okuvuga mmotoka ya bukadde 540 (£130,000) n’ekitakola mawulire oba abantu ne batagyegomba. Bw’atyo mwana mulenzi Mario Balotelli owa Man City yabadde agenzeeko ku ‘shoppingi’ kyokka yagenze okufuluma edduuka ng’abawagizi beebulunguludde mmotokaye ekika kya Bentley GT nga bagyekubizaako ebifaananyi. Anti kyangu okumanya […]