Emboozi

Balotelli ayaniriziddwa na ttiya ggaasi mu Milan

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MILAN Mwana mulenzi Mario Balotelli buli w’abeera effujjo limulondoola. Bwe gutyo bwe gwabadde nga Balotelli yaakamala okwegatta ku kiraabu ya AC Milan eyamuguze obuwumbi 82 (£20m) okuva mu Manchester City. Balotelli yabadde yaakava ku nnyonyi abawagizi abaabadde bamulindiridde ku wooteeri eyitibwa Giannino Restaurant ne batandika […]

Demba Ba anaakaabya abaali bakamaabe?

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

OMUPIIRA Kiraabu ya Newcastle yali eragayizza oluvannyuma lw’okutunda Demba Ba, naye abazannyi Abafalansa be yaguze omuli Mapou Yanga-Mbiwa, Mathieu Debuchy, Yoan Gouffran ne musaayimuto Massadio Haidara basobola bulungi okubataasa Chelsea n’etasajjalaatira ku St. James Park. Newcastle ne  Chelsea Omutendesi wa Chelsea Rafa Benitez  mu kaseera […]

Enteebereza y’emipiira gya wiikendi

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

RUBEN LUYOMBO Ndagula Endagula. Nga bulijjo nzize mbatuseeko endagula y’emipiira egiriyo wiikendi eno. Ate gwe wenna ayagala okufuna ebisingawo ku ndagula ez’enjawulo osobola okunkubira ku ssimu nnamba 0312225301 tusobole okukwatagana. QPR 2            Norwich 1 Ebifo: QPR 17, Norwich 14. QPR awaka erina  […]

Bazadde ba Gerard Pique bakyali mbooko

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

BARCELONA Mwana mulenzi Gerard Pique owa Barcelona ne Spian yeesimye okubeera n’abazadde abamufaako ate nga nabo bakyali mbooko. Pique mutabani wa Joan ne Montserrat Pique, era twafunye omukisa okubalabako bwe baabadde bazze ku ddwaliro lya Teknon Clinic okulaba ku mukamwana waabwe Shakira eyabadde yaakamala okubazaalira […]

Victoria Becks akwata ensawo ya bukadde bwa Uganda munaana

Victoria Becks akwata ensawo ya bukadde bwa Uganda munaana

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (omupiira) Kituufu omugagga si muntu, akutta n’akugula! Obutafaananako n’abakyala ba kuno abakwata ensawo eza layisi, ye Victoria Beckham yeekwatira nsawo ya bukadde munaana (£2000). Yabadde ku wooteeri ya Notting Hill esangibwa mu kibuga London bwe yabadde atutte mutabaniwe Cruz okumugulira eky’okulya. Victoria teyakomye ku […]

Lindsey Vonn yeegaanye eby’okuganza Tiger Woods

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (Ggofu) Kirabika Tiger Woods akyalina okubeera ku katebe ng’akyalinda olunaku lw’aliddamu okufuna omwagalwa. Wabaddewo ebibadde by’ogerwa nti Tiger ali mu mukwano ne Lindsey Vonn avuga obugaali bw’omumuzira, naye omwogezi wa Vonn avuddeyo n’abiwakanya ng’agamba nti bakoma ku kya kuwayaamu kyokka. Tiger ne Vonn baalabwako […]

Lindsey Vonn yeegaanye eby’okuganza Tiger Woods

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (Ggofu) Kirabika Tiger Woods akyalina okubeera ku katebe ng’akyalinda olunaku lw’aliddamu okufuna omwagalwa. Wabaddewo ebibadde by’ogerwa nti Tiger ali mu mukwano ne Lindsey Vonn avuga obugaali bw’omumuzira, naye omwogezi wa Vonn avuddeyo n’abiwakanya ng’agamba nti bakoma ku kya kuwayaamu kyokka. Tiger ne Vonn baalabwako […]

Eyali muka Woods waakusula nga muloodi

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

FLORIDA Eyali muka Tiger Woods Elin Nordegren eby’okusula ng’omunaku yabikoowa, era w’osomera bino amaka g’azimba mu kitundu ky’abagagga ekya North Palm Beach mu Florida gali kumpi kuggwa. Jjukira nti mwana muwala ono yafuna obuwumbi 260 ($100m), era kw’ezo kwe yatoola ezimuyambye okuzimba amaka gano agagenda […]

Peter Schmeichel amazina gamutabula

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MANCHESTER Newankubadde asinga kumanyibwa lwa kukwatira Man United ggoolo mu gy’e 1990, Peter Schmeichel , 49, yalaze nti alina ttalanta eziwerako. Schmeichel y’omu ku baalondeddwa okwetaba mu mpaka z’amazina ezitegekebwa Man United era nga ziyitibwa ‘Dancing with United’, era Gary Neville agenda kubeera omu ku […]

Ebyana byasazeeko David Beckham mu kalango

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MARBELLA (Omupiira) Abawagizi b’omupiira bagamba nti David Beckham ye muzannyi w’omupiira asinga okwettanirwa mu buli kanyomero ka nsi. Ku wiikendi Beckham yabadde ku kizinga ky’e Marbella mu Spain ng’akolera kkampuni ya Adidas akalango kyokka byana biwala byabadde bimwebulunguludde ng’oyinza okulowooza nti yabadde agaba ssente. Mu […]